0:00
3:02
Now playing: Agenze

Agenze Lyrics by Bebe Cool


Agenze Agenze
Agenze oohoohoo
mama wabanabange gwenjagadde ntii
mulamu bwange ne kuwanna ne kubittabitta ne sutta ogenze 
bwenakusangila wasubiza nti bulamu nakufa olisigala nange 
bwendisobya olitula nange nokubamu eboko zange musanvu
mama wabanabange kyokoze kikyamu okuwuliza ebigambo byabo abatesi
bategeka tupanga naye nja kupanga mbapangululeee
Chorus
Mama wa Baanabange
Komawo eka Mukwano
Ofumbe
Ab'ebiganbo baaveko
Bakuyinula Mukwano Ofumbe x2
osindde
Chorus
Obulamu bwange bujudde maziga
Nakukaba Okuva lwewagenda nga ogenze
Abaana benagulilanga amata
Nomugati bulikadde
Kati ngugula neguvunda
bulilunaku
Benewanirangakko nti nina owange
Omufumbi
Kati Baseka banfudde kalibobbo
Nga ebitala byange bitusse bya
Kilagala
Ebizibu bingi Ebibeera Mubafumbo
Era mukufumba mujudde Okulwana
Abatabulimu Be Basiguula abafumbo
Naye abafumbo Bambi Mugume

Chorus
Bambada nbadaba Bebe
Bebe Cool ayombye ne Zuena
Bambada nbadaba Bebe
Zuena Agenze na Banna
Bambada nbadaba Bebe
Bakikaye Balipira Zuena x2
Bambada nbadaba Bebe
zuena adayowa Bebe cool