0:00
3:02
Now playing: Coccidiosis

Coccidiosis Lyrics by Bebe Cool


Oh what a kokodiosis song,
A Rinex production
Fire burn Bebe cool, remember...
Kodi kodi kodi kasekere ku liiso
ebikolimo by'enkoko tebitta kamunye ekyo nedda.
Enkoko emala ebiseera bingi ng'emaamira,
Kamunye emala akaseera bwekati ng'akwaabula.
Obudde bw'omalira obungi ng'ompanvuya,
n'akaseera keninawo kwekyo katono ddala.
Ogenda n'omala ebiseera ng'ofungana,
omwana namanya story answer kw'ozannyira.
Waliwo obudde bwembeera ntaddemu,
bwekuba kkola nsimbi nange mba ne kyendaga.
Gwewandisuubidde atuukire nga ku nsonga,
akwaata ku ssubi ebiseera n'amala nga yetoloola.
I gat no time to play no game
Tomalira budde
In fact I rather be alone
Njagala osalewo mangu
I gat no time to play no game
Tomalira budde
In fact I rather be alone
Njagala osalewo mangu
Omwana w'abandi omuzaddemu abaana bana,
Okumuwasa omusuubiza embaga mu December, muba mu November ebyembaga ng'obyesamba.
Hard time mu life ogyimesinze, ky'ova olaba owange embaga ye agyesunga, nja kugimuwa ssiryekyuusa.
So me D.j play this tune again so we can beat them bad this year again,
my miss I like that attire
And when u put it on I feel like a vampire
Come so let me take u down fi mi empire
Oh my miss yo' mi ampire
I gat no time to play no game
Tomalira budde
In fact I rather be alone
Njagala osalewo mangu
I gat no time to play no game
Tomalira budde
In fact I rather be alone
Njagala osalewo mangu
Salawo mangu tokebera mipiira
Mbuuza ky'onywa tombuuza permit.
Ssinazimba otunda k'ozimbye?
Oh what a pity katonda abayambe

(Bridge)
Y'enze asinga ssente e Uganda.
(ebyo biyamba ggwe tomalira budde)
Bebe cool talina nyumba.
(ebyo biyamba ggwe tomalira budde)
Bbaawo bamulabye n'omukyaala omulala.
(ebyo biyamba ggwe tomalira budde).
That guy is cheating on u
(ebyo biyamba ggwe tomalira budde)
Nina n'enyumba empya e Muyenga.
(ebyo biyamba ggwe tomalira budde)
Naguze eryaato eryakabenje.
(ebyo biyamba ggwe tomalira budde)
Ma dad ye minister wa energy
(ebyo biyamba ggwe tomalira budde)
Tulina emotoka kkumi ewaka
(ebyo biyamba ggwe tomalira budde
I gat no time to play no game
Tomalira budde
In fact I rather be alone
Njagala osalewo manguI gat no time to play no game
Tomalira budde
In fact I rather be alone
Njagala osalewo mangu
*ending*
big up power records
Perfect Ronie, Kimzo
Oh what a Gagamel kokodiosis song this