0:00
3:02
Now playing: Nsilikamu

Nsilikamu Lyrics by Bebe Cool


Mastermind in Anada, Wani production, Bebe Cool Banton, yeah…

Chorus:

Nsirikamu,
N’oluusi nembulamu,
Bwemba nzifunye nenywaamu,
Bun’obulamu twaabusangawo abagenda babulekawo ×2
Well, twaasisinkana Kampala
N’emirimu tujikolera Kampala
Ekireetawo enjawukana.. Kululunkanira byebatatuuyanira….
Tebatya bayiwa n’omusaayi,
BanaUganda tweeraze obukyaayi,
Eby’enfuna tebigulwa musaayi ketukubye guno katubamale akabanzi.
Twandibadde baakabi ngatukolera wamu naye ate tweesika mataayi,
Ate nga tweeyita bataayi..
Ky’ovolaba obw’olumu mpowa ne……
Nsirikamu
N’oluusi nembulamu
Bwemba nzifunye nenywaamu
Bun’obulamu twaabusangawo abagenda babulekawo ×2
Kyetugoba tukimanyi nekyetuli tukimanyi,
Tetudumira ku bintu byetutamanyi,
Byetwoogerako bibera ebyo byetumanyi,
Nga g’emazima abasinga gebatamanyi.
Okwaagala kwennina okwa Uganda jendimu,
Kweekumpalirizza nzije mu buvumu.
Kitukakatako Bana Uganda kyekimu,
Obutatunda nnyaffe Uganda.
Entasiima ebulwa ajiwa,
Bana Uganda tusaanye tusiimeko.
Akatono akaliwo kaamugaso nnyo,
Bwetuba tukakozesa byamugaso era.
N’oluusi nembulamu,
Bwemba ngafunye nenkomawo,
(amazima)
Kubanga twaagasangawo abagenda bagalekawo ×2
Bw’olwaanirira eddembe lyo tolinnyirira ddembe lyange.
Mukazi wo tokwata ku mukazi wange.
Entalo z’Obufumbo zisigale mu kisenge.
Toyanika buziina bwaffe mu basekeeterezi.
Okwaagala kwennina okwa Uganda jendimu,
Kweekumpalirizza nzije mu buvumu. Twebeereremu banaUganda kyekimu, Tukimalirize ku kalulu kali. Well, Twaasisinkana Kampala, n’emirimu tujikolera Kampala, Ekireetawo enjawukana, kululunkanira byebatatuuyanira. Tebatya bayiwa n’omusaayi,
BanaUganda tweeraze obukyaayi,
Eby’enfuna tebigulwa musaayi ketukubye guno katubamale akabanzi.
Twandibadde baakabi ngatukolera wamu naye ate tweesika mataayi,
Ate nga tweeyita bataayi..
Ky’ovolaba obw’olumu mpowa ne……
Nsirikamu.
omusayi tegugula mugati asama sojah