0:00
3:02
Now playing: Surrender

Surrender Lyrics by Bebe Cool


Wankulukuta musaayi
Wamenya namagumba
Omutima gwange waguwamba
Ova bukunja kyagwe
Oba ova mu gomba
Yegwe gwembadde nesunga
Inna mi heart baby nebuuza
Naye kituufu ebyo yegwe abimala
Wendi omutima gwange gwewuuba
Tonsala nga abasalamala
Yadde abasigadde bebuuza
Tebamanyi kituufu kirimunda
Kati ffe tubaleka bebuuza
Kagoba ko nkuwadde kalimunda
I surrender
Emikono mpanise
Baby kwata woyagala
Baby kwata tender
Abalala mbalese
Kuba bona bikwangala
I surrender
Emikono mpanise
Baby kwata woyagala
Baby kwata gender
Abalala mbalese
Kuba bona bikwangala
Ndimujawa oyo alina ku dental
Bwayambala anyumia jean oba gentle
Okumufuna tekyali accidental
Byonyumiza binyuma sembera eno
Abasaba ntokolo olwo mukwano gwo
Nze ntadeko enkokoto
Nebwebajja nga kyokolo
Oba formula ya Salvador owembokolo
Nebwebajja nga kokolingo
Obakuba obasanyawo like tonado
Baby would you be my emindo
Kuba bino temuli scandal
I surrender
Emikono mpanise
Baby kwata woyagala
Baby kwata tender
Abalala mbalese
Kuba bona bikwangala
I surrender
Emikono mpanise
Baby kwata woyagala
Baby kwata gender
Abalala mbalese
Kuba bona bikwangala
Aisha aisha
Yegwe ansanira ma beibe
Aisha aisha
We've been through a lot baby
Aisha aisha
Yegwe ansanira ma beibe
Aisha aisha
We've been through a lot baby
Wankulukuta musaayi
Wamenya namagumba
Omutima gwange waguwamba
Ova bukunja kyagwe
Oba ova mu gomba
Yegwe gwembadde nesunga
Inna mi heart baby nebuuza
Naye kituufu ebyo yegwe abimala
Kati omutima gwange gwewuuba
Tonsala nga abasalamala
Abasaba ntokolo olwo mukwano gwo
Nze ntadeko enkokoto
Nebwebajja nga kyokolo
Oba formula ya Salvador owembokolo
Emikono mpanise
Baby kwata woyagala
Baby kwata tender
Abalala mbalese kuba bona bikwangala
I surrender
Emikono mpanise
Baby kwata woyagala
Baby kwata gender
Abalala mbalese
Kuba bona bikwangala
Aisha aisha
Aisha aisha