0:00
3:02
Now playing: SIKYEGUYA

SIKYEGUYA Lyrics by Biswanka ft. John Blaq

Ah so we tell ya! (Shiddy Beats, Mr Beats on the Beat)
Biswanka
John Blaq, African bwoy bwoy, Aya bassi

Wamma, better late than ever
Akereya akira asudde ogwa nagamba
Nsazeewo nkugambe
Okimanye mukwano nti bantwala
Bwenali omwavu wambadala
Nzifunye nze sikyeguya
Kati wuuyo onekubako, oh
Ndeka nebadaleko
Eno gyendi bambikako
Ah, nafuna next

Zikusooka nezitakuva mabega
Balugera abaganda
Nze sikyalajanira matta gayiise
Ewuwo tombalanga

Yadde luli wagamba ononzirira naye (nze sikyeguya)
Yadde luli wagamba ononzirira naye (nze sikyeguya)
Yadde luli wagamba ononzirira naye (nze sikyeguya)
Yadde luli wagamba ononzirira naye (nze sikyeguya)

Beera naabo, abakusigula
Abakusuta-suta n'obugambo
Beera naabo, abakusigula
Abakugamba ogalewo omulyango
Sitani yakukema nonerabira
Plan zaffe zonna zonna noziyiwa
Omukwano gwetwalina ogwali gunyuma
Gwe atte wasalawo ozikize emisubaawa

Kati otaawa
Atte nga wandeka nga mubitaala
Wali ompita kataala
Paka bwenafunayo ankuba ekidaala

Bwekiba kisoboka tondootanga
Kubanga bwondoota era akimanya
Era bwekiba kisoboka toddanga
Kuba namala akulabako ajja kwekanga

Yadde luli wagamba ononzirira naye (nze sikyeguya)
Yadde luli wagamba ononzirira naye (nze sikyeguya)
Yadde luli wagamba ononzirira naye (nze sikyeguya)
Yadde luli wagamba ononzirira naye (nze sikyeguya)

Better late than ever
Akereya akira asudde ogwa nagamba, baby
Nsazeewo nkugambe
Okimanye kubanga eno nze bantwala

Ex ndeeka
Nsaba kikulume
N'omutima gukulume
Nkusabye ndeeka
You'll never see me again
Ewuwo tombalanga

Wamma, zikusooka nezitakuva mabega