0:00
3:02
Now playing: Tobigattulula

Tobigattulula Lyrics by Biswanka


Sometimes omuzungu agamba
Let people be
Era sometimes omuganda agamba
Yagaliza offune (Biswanka)
Bino byende sibyangalo bunani
Nkola nga bwensaba (ah so we tell ya)
Naye atte bwompangudde
Onjogerera amafukule
Omulimu gwange ogutankule, aya ya!
Abateesi -

Nze ndeka nkole
Nkola mpakasa mbeewo, eh (Tobigatulula)
Buli kyenkola
Nkola mpakasa mbeewo, eh (Tobigatulula)
Nze ndeka nkole
Nkola mpakasa mbeewo, eh (Tobigatulula)
Buli kyenkola
Nkola mpakasa mbeewo, eh (Shiddy Beats Mr. Beats on the beat)

Kati nsonga mbele (songa)
Hakuna kurudi nyuma (songa)
Am so ready fi war (songa)
Iiih yah (songa)

Nkusaba towayiriza
Towalirira byotakoredde
Oyagala kurya ng'abalangira
Nga atte ku bunaffu kwotudde
Mwatu ne byenina siroga
Biva mu kukola na saala
Buli kyenina nsiima
Thank you my people

Nze ndeka nkole
Nkola mpakasa mbeewo, eh (Tobigatulula)
Buli kyenkola
Nkola mpakasa mbeewo, eh (Tobigatulula)
Nze ndeka nkole
Nkola mpakasa mbeewo, eh (Tobigatulula)
Buli kyenkola
Nkola mpakasa mbeewo, eh (Tobigatulula)

Nze gwolemya ekibuga
Mwatu neyiya buyiya (ngiyiya)
Ndeka nkube ekibuga
Kubanga ensi tugilyako makoola (makoola)

Kati nsonga mbele (songa)
Hakuna kurudi nyuma (songa)
Am so ready fi war (songa)
Iiih yah (songa)

Nze ndeka nkole
Nkola mpakasa mbeewo, eh (Tobigatulula)
Buli kyenkola
Nkola mpakasa mbeewo, eh (Tobigatulula)
Nze ndeka nkole
Nkola mpakasa mbeewo, eh (Tobigatulula)
Buli kyenkola
Nkola mpakasa mbeewo, eh (Tobigatulula)

Kati nsonga mbele (songa)
Hakuna kurudi nyuma (songa)
Am so ready fi war (songa)
Biwanka (songa)

Kati nsonga mbele (songa)
Hakuna kurudi nyuma (songa)
Am so ready fi war (songa)
Era iye (songa)