0:00
3:02
Now playing: Until I Met You

Until I Met You Lyrics by Dax Vibez


Nessim pan production
Mwana
Nze njagala ono omwana bya ddala la
Mwagala la
I never used to fall like this before
Until I met you my girl
Yegwe omanyi omutima we gu beatinga
Yegwe amanyi bye wankolako
Yegwe amanyi kyenfuuka buli wonkwatako
Oyina obupeesa bwonyigako
Buli wonkwata bwoti otuukiriza birooto
Laba mukwano nakwetimba
Baby tonfumba tontekayo mu oven
Zibiriza wuliriza
Wegukuba kiriza
Omukwano gwo nguleetera mu lorry
Mungi guyiika funa ekitiiyo oyoole
Njagala nkukubire ekidongo obaale
Kuba
Yegwe amanyi omutima we gubeatinga
Yegwe amanyi omutima we gubeatinga
I never used to fall like this before
Until I met you my girl
Yegwe amanyi omutima we gufittinga
Yegwe amanyi omutima we gubeatinga
I never used to fall like this before
Until I met you my girl
Love yo yenze ayina
Engoye ezakabi eza designer
Kasita onesiga
Ne tupambana
Coz you deserve everything my girl
Ng'oli nange teri bya kwejjusa
Omutima gugwo togupangisa
Sikubatisa
Sikudingisa
Eh, baby
Oli wange nzekka
Wadde embeera zikyuuka
Yegwe amanyi omutima we gubeatinga
Yegwe amanyi omutima we gubeatinga
I never used to fall like this before
Until I met you my girl
Yegwe amanyi omutima we gufittinga
Yegwe amanyi omutima we gubeatinga
I never used to fall like this before
Until I met you my girl
Laba mukwano nakwetimba
Baibe tonfuba tontakayo mu oven
Zibiliza wuliriza
Wegukuba kiliza mamilira
Omukwano gwo nguleetera mu
Lorry
Mungi guyiika funa ekitiiyo oyoole
Njagala nkukubire ekidongo
Obaale
Kuba
Yegwe amanyi omutima we
Gubeatinga
Yegwe amanyi omutima we
Gubeatinga
I never used to fall like this before
Until I met you my girl