0:00
3:02
Now playing: Nyweza

Nyweza Lyrics by Dax Vibez


Exquisite
Level
They call me Dax the Vibez

Nyweza ekyana gwe
Cheza cheza
Blood have some fun
Olinyumya ki nga tewakoona ndongo?
Nyweza ekyana gwe
Cheza cheza
Stress hapaana gwe
Olinyumya ki nga tewakoona ndongo?

Hear me now say
It’s a party now, party now
Kucakala, kuzina misana kiro
Bulamu kibira yeffe miti emito
Tulya ku magoba tetulya capital
Nkubye n’akalango buli yenna ammanja
Wa nkya okusasulwa mateeka
Sikola misango era simenya mateeka
Kuba n’okunyumirwa mateeka
Bwe nfuna gwe nnyweza nga nkwatamu
Bwe nkwana n’agaana nga nsikamu
Ssatu bitaano tezizimba bungalow n’olwekyo

Nyweza ekyana gwe
Cheza cheza
Blood have some fun
Olinyumya ki nga tewakoona ndongo?
Nyweza ekyana gwe
Cheza cheza
Stress hapaana gwe
Olinyumya ki nga tewakoona ndongo?

Hear me now say
It’s a party now, party now
Kucakala, kuzina misana kiro
Bulamu kibira yeffe miti emito
Tulya ku magoba tetulya capital
Nkubye n’akalango buli yenna ammanja
Wa nkya okusasulwa mateeka
Sikola misango era simenya mateeka
Kuba n’okunyumirwa mateeka
Bwe nfuna gwe nnyweza nga nkwatamu
Bwe nkwana n’agaana nga nsikamu
Ssatu bitaano tezizimba bungalow n’olwekyo

Nyweza ekyana gwe
Cheza cheza
Blood have some fun
Olinyumya ki nga tewakoona ndongo?
Nyweza ekyana gwe
Cheza cheza
Stress hapaana gwe
Olinyumya ki nga tewakoona ndongo?

They call me Dax the Vibez
Babe

Ebizibu tolina wekka
Ebyaffe twazze twabirese waka
Amabanja nina nga kenda
Naye tekindobera kugubojja

Nyweza ekyana gwe
Cheza cheza
Blood have some fun
Olinyumya ki nga tewakoona ndongo?
Nyweza ekyana gwe
Cheza cheza
Stress hapaana gwe
Olinyumya ki nga tewakoona ndongo?

Exquisite