0:00
3:02
Now playing: Mugole

Mugole Lyrics by Eddy Kenzo


Ayii yoo wuu
Eddy ebintu bya shida
Kale sembera Ssebo eno
Wulira byenkugamba
Wuliriza nyo
Ssebo yenze fan wo
Akwagala bbuna byalo
Bambi nkwagala nyo
Ela nkulota ne"kiro
Ebizibu byofuna nze mbifuna
Nwana entalozo eyo jyotaba
Nolwaleero nina obubaka
Okuva mubatuze Ssebo
Bagamba balinda ballinda 'Mugole"
Ssebo tulinda tulinda Mugole
Kale tulinda tulinda tulinda Mugole
Ayii Ssebo
Tulinda tulinda tulinda Mugole
Ssebo tulinda tulinda Mugole
Kale tulinda tulinda Mugole "ehe"
Ayii Ssebo
Leero sagala oyogere 'ehe'
Soka osilike
Nakayimba kano kampe nze ndeka nyimbe
Bwetuba tukulabye nga oyiseko eno netuffa amasanyu
Team Eddy Kenzo muliwa eyo kandabe emikono
Akaluulu yi abange tusakanye
Eno ensonga yakugwa
Ensonga eno yakugwa
Eno ensonga yo yakugwa
Kesoke eve mudiilo
Tulinda tulinda tulinda Mugole
Ssebo tulinda tulinda Mugole
Tulinda tulinda tulinda Mugole
Ayii Ssebo
Tulinda tulinda tulinda Mugole
Kale tulinda tulinda Mugole
Tulinda tulinda tulinda Mugole
Ayuu Ssebo
Masaka Kyotera mulindaki eyo ( Tulinda Mugole )
Sseeta Mukono mulindaki eyo ( Ssebo tulinda Mugole )
Jinja Iganga mulindaki eyo ( Tulinda Mugole )
Abaana ba Mbale ne Soroti eyo ( Ssebo tulinda Mugole )
Ggulu mu Arua mulindaki eyo ( Tulinda Mugole )
Mbalala Kabaae ( Mugole )
Fort ne Kasese ( Mugole )
Tulinda Mugole
.Ssebo tulinda tulinda Mugole
Kale tulinda tulinda Mugole
Ssebo tulinda tulinda Mugole
Tulinda tulinda tulinda Mugole 'ehe'
Ayii Ssebo
.Buta Magic
Banq Records
Ayooo