Mmmh, it's B.I.T on this one
Omukyala omufumbi
Abange tasangika
Gira mukwate butiribiri
Slay queen takusitula
Slayer achamula nyo
Naye mubudde omwejusa
Kubanga balimba nyo
Ebikolwa Eneyisa
Sibangu kubuka
Basoma okwetega
Ovanga ku muntu anywa
E million omunana
Omwezi negugwako
Kyoka rent nebamugoba
Songa makeup tabule
Photoshoot na bizigo
Slayer oyo ayawu
Somehow embozi zezimu
Naye ate gwe nonya kamu (topapa)
Omusubuzi sooka olinyemu (topapa)
Akako kakuzazamu (topapa)
Lwe kanagwawo nga olw'owedemu (topapa)
Omukyala akuzimba tomuta
Mukwate tomuta
Mukwate mukwate tota
Mukwate tomuta
Omukyala akuzimba tomuta
Mukwate tomuta
Mukwate mukwate tota
Mukwate tomuta
Omukyala akuzimba
Akuzimba tota
Sibaganye kulya kunsimbi
Kinyuma nyo nemulya obulamu
Kiba kyanyo nga muteesa
Nemukolera waamu okwezimba
Kiruma nyo nga muyomba
Ne byemukoze mubyonona
Omuntu atesiga mune aluma
Neyefaako yeeka kibicha
Ba slayer abo bagalanyo
Gifts ebaala n'okulya
Bwasaba esiimu eyafulumye empya
Nogaana enkeera naweta
Naye ate oweeka
Yazaala abaana nalera
Ebimuluma naguma nayonsa mama nakuza
Omukyala akuzimba tomuta
Mukwate tomuta
Mukwate mukwate tota
Mukwate tomuta
Omukyala akuzimba tomuta
Mukwate tomuta
Mukwate mukwate tota
Mukwate tomuta
Omukyala akuzimba
Akuzimba tota
Obererangawo munowo (Eyo no yenkola)
Osanyukira wamu ne munowo (Eyo bwetyo yenkola)
Okabira nga wamu ne munowo (Eyono yenkola)
Kubanga ye wuwo wuwo ye wuwo (Eyo bwetyo yenkola)
Mwatu ye wuwo wuwo ye wuwo (Eyono yenkola)