0:00
3:02
Now playing: Songa

Songa Lyrics by Eddy Kenzo


Songa Songa Songa Mbele
Songa Songa Songa Mbele
Ah ah Songa
Asteyn Nze selumya naku
Nkanya kukola nackle
Bwoba omanyi amazina sembela(Hale Hale)
Let Me Let me eat my money(Hale Hale)
Mwe byemukola temubimanyi(Hale Hale)
Let me enjoy Mula my money (Hale Hale)
Sembela sweetie my baby(Hale Hale)
Bannakajanja baawano nze mundeke ssebo(Habour dis)
Ebizibu byo nina naye tebijja kunzita(echi)
Sili mugagga naye sijja kwelumya(hear me now)
Ekilala nze sigenda ate kwetuga(eye)
Kyemanyi ebizibu byo tebikoma(Eyii)
Kyenyina okukola kimu kusanyukanga
Laba oli wanzoga ate ono akubwa kabanga
Nze ne chai sewa obuze ela butubamba
Va mu naku situka wekyakalilenga
Ne Mukama obulamu tubumwebazenga
Songa Songa Songa Mbele
Songa Songa Songa Mbele
Ah ah Songa Songa Songa Mbele(Hale Hale)
Go never stop(Hale Hale)
Go no Stopping(Hale Hale)
Go never stop(Hale Hale)
Go no Stopping
Go Go never stop
Go Go no Stopping
Go Go never stop
Toreka x6
Aga Nyabo sigenda kwelumya x3
Nze nkola ate ela nze nzilya
Let Me Let me eat my money
Mwe byemukola temubimanyi
Let me enjoy Mula my money
Sembela sweetie my baby
Omukyala omusanyusangako - Abeeyo mu ghetto
Omukyala omudigizangako - uptown ssebo
Omukyala omusanyusangako - leka kwata mu nsawo
Omukyala omudigizangako - musanyuse ssebo
Omukyala omusanyusangamu - Mulage ku muwogo
Omukyala omudigizangako - Mudigize dear
Omukyala omusanyusangamu
Eh eh omusanyusangamu
Chaaa
Atamanyi kukola alabika bubi
Nebyayogela tebinyumila mikolo
Nze sigenda kwetta, Sigenda
Sikabizibu nebula nze nakoowa
Kankole nga bwenzilya nange nyumirwe.
Go Go never stop
Go Go no Stopping
Go Go never stop
Go Go no Stopping(songa songa mbele) yah know say
Go Go never stop(songa songa mbele) com on
Bwoba omanyi amazina sembela - Splash Ssebo
Abamanyi amazina seetula - Steyn Ssebo
Bwoba omanyi amazina sembela - Liko King Ssebo
Abamanyi amazina seetula - Golden Boy
Let Me Let me eat my money
Mwe byemukola temubimanyi
Let me enjoy Mula my money
Sembela sweetie my baby