0:00
3:02
Now playing: System Volongoto

System Volongoto Lyrics by Eddy Kenzo


Eeh eno system volongo
Eh eh eh eno system volongo so
System volongoto
Oh yes volongoto
Eno system volongoto
Kyo kkiriza volongoto
System volongoto
Woloolololo volongoto
Eno system volongoto
Kyo kkiriza volongoto
Chairman Yowanda Mukungu
Sikulimba ebintu bitaamu
Kubanga abantu bakaaye
Ensonga bagamba bakoowu
Bakoowu nnyo sikulimba
Okusinziira bye bayomba
Bagamba wakyuka nnyo
Mbu ne system yakyuka nnyo
Ebirungi by'abalondemu
Yo majority ekaaba biryo
Company eno yagwa dda
Olw'akakiiko ke walonda
Akakiiko kajoozi nnyo
Ko sikulimba kajoozi nnyo
Atalina ttaayi oteesa otya?
Oba uniform emmombo, hee
System volongoto
Oh yes volongoto
Eno system volongoto
Kyo kkiriza volongoto
System volongoto
Woloolololo volongoto
Eno system volongoto
Kyo kkiriza volongoto
Nti oyiteyo tuteese Mukungu
Kubanga amazima gali nti
Amaziga gayiika mu Ghetto
Abantu bafa eno
Tewali ayamba, oh
Emyezi tugenda mu mwenda
Tewali asasulwa tuli ku nje
Obwana bwaffe tebusoma kitawe
N'ekyokulya kibula
Bw'oyogera mbu oyogeddeko
Emiggo gikwata mu lwenda
Abasajja bali arrogant bano
N'abakyala bali arrogant, hee
Eh eh eno system volongoto
Mbeereraamu
Eh eh eno system volongoto
Baaba mbeereraamu
System volongoto
Oh yes volongoto
Eno system volongoto
Kyo kkiriza volongoto
System volongoto
Woloolololo volongoto
Eno system volongoto
Kyo kkiriza volongoto
By'ebyo
By'ebyo
By'ebyo
By'ebyo
Vulugu yafuuka vulugu
Buli gy'ogenda vulugu
Vulugu yafuuka vulugu
Buli gy'ogenda vulugu
Naye Chair twakwagala
Mu biseera biri
Naye mbuuza ki watukyawa?
Watukoowa yii!!!
Ab'akakiiko bali arrogant (arrogant)
Very Arrogant (so arrogant), ha!
Eh eh eno system volongoto
System volongoto
Oh yes volongoto
Eno system volongoto
Kyo kkiriza volongoto
System volongoto
Woloolololo volongoto
Eno system volongoto
Kyo kkiriza volongoto
Twafuuka ba Red Parade
By'ebyo (Baur)
Wulira endongo
By'ebyo
Edman Edmond Edmond... (Baur)
By'ebyo
Wulira ensonga
By'ebyo, yeah
Maama hehe
Wulira ensonga eno
Bambi yeah yeah maama yee
Mundabire ab'eka