0:00
3:02
Now playing: Nfaako

Nfaako Lyrics by Eddy Kenzo


Nfaako oooh
Nawe baby baby
Onumya nyo nze mbikoye nedda

Nfaako ooh
Nawe baby baby
Ooh ma-ma-ma mamaye
Nfaako ooh
Nawe baby baby
Onumya nyo nze mbikoye nedda

Olw′akasota ndusimbye
Ndusimbye ebbanga denne
Mukama yamanyi mwanagwe kyenkulowoleeza
Omanyi natondebwa aah

Ninamu kunsonyi
Olusi mbawo nentyamu
Okubako kyengamba
Nayeee
Nze gwolaba nfaayo gyoli maama
Ebbanga lyona
Era neeyo nze gyokolera
Mpitayo olusi
Bwensobya sobya amasso
Kyotamanyi era eeeh

Give you security for no payments
Baby yo di best de better I know
You need some money to check on of course
Ghetto man dadda am so in loveeeeee

Nfaako ooh
Nfaako nawe
Nfaakoooo
Onumya nyo nze mbikoye nedda
Nfaako ooh nfaako
Nfaako nawe ayi mama
Nfaako ooh nfaako
Onumya nyo nze nkoye obumbula

Kale maama
Kale eeh
Mwana gwe nze nkolimidde
Bwoba oganye nkunyigidde
Olumya omutima gwange
Nze guno omutima gwange
Gwegusumbuwa omubiri gwange

Olwo nentambula everydayyyy
Nga nkunonya everywhere
Mama sirina nyinji
Nayee atte nze njakuwa ebinji
Kubanga omutima ogwange
Gwagala gwe
Gwe wekka aah

Nfaako ooh nfaako
Nfaako nawe ayi mama
Nfaako ooh nfaako
Onumya nyo nze mbikoye nedda
Nfaako ooh nfaako
Nfaako nawe
Nfaako ooh nfaako
Onumya nyo nze nkoye obumbula

Kale omutima guno
Gwe gunkola bwenti
Omutima guno
Olumu ngamba kambitte
Nayee atte negulemeerako hoho

Omutima guno
Kale mama omutima guno
Olumu ngamba kambiveekooo
Nayee atte negulemeerako

Kale maama
Kale eeh
Mwana gwe nze nkolimidde
Bwoba oganye nkunyigiddeeeh
Olumya omutima gwange
Haah

Omwana we singo
Naye nze nkukyikidde ensingo
Okumanya nkukyikidde ensingo
Onganna otya nunne ku ka dimple haaa haha

Nfaako ooh nfaako
Nfaako nawe ayi mama
Nfaako ooh nfaako
Onumya nyo nze mbikoye nedda
Nfaako ooh nfaako
Nfaako nawe ayi mama
Nfaakoooo
Onumya nyo nze nkoye obumbula