0:00
3:02
Now playing: Dagala

Dagala Lyrics by Eddy Kenzo


Lele lilala, eh eeh
Lele lilala, eh eeh
Okay
Oh baby wewo (wewo)
Wewo (wewo)
Oh baby wewo (wewo)
Wewo (wewo wewo)
Bwembanga nkugambye nti baby kwata, kwata awo
Mbera mpulide nti gw'okimala, kusawa eyo
Katino kyensaba munange nyweza, tovawo awo
Nkolera ku mukwano gwo, e-eh eh
Sanyu lyoka ly'oleta, uhh uh
Okujako, nga toliwo muli ne numwa omwoyo
Baby gwe dagala, dagala eeh eh
Teriyo mulala, mulala aah ah
Dala gwe dagala, dagala eh eh eh
Teriyo mulala, mulala aah ah
Katino maama kawulukutu ke kandi muliso
Olusi ebintu bintabukako, nebifuka byagete
Laba laba gwe ka killer v, bwekankwata mufesi
Yona maama nej'ezimba, nga'gude ku accident
Nga nebwogenda mu ddwaliro eryawa, tebabitegera (why why why why)
Owoza killer v, kawulukutu nga tebakwasa (why why why why)
So omulungi wange nga nkulinda, gw'abitegela (why why why why)
Byenkugamba byokwasa speed, nze nga nterera
Kati manya gwe musawo, gw'akimala, gw'abitegera
Baby gwe dagala, dagala eeh eh
Teriyo mulala, mulala aah ah
Dala gwe dagala, dagala eh eh eh
Teriyo mulala, mulala aah ah
Ebba, yeah!
Kuseim
Lele lilala, ehh eh
Oh baby wewo (wewo)
Wewo (wewo)
Oh baby wewo (wewo)
Wewo (wewo wewo)
Tulabirawa, ndabakuki
Nga nsanyuse okulaba, kale
Ndabirawa, tulabakuki
Nga nsanyuse okulaba, muntu wange
Yeah
Lele lilala
Kiwuwa Kiwuwa
Baby gwe dagala, dagala eeh eh
Teriyo mulala, omulala eeh eh
Yegwe dagala, dagala
Teriyo mulala
Yegwe asinga (teriyo mulala)
Omulala, eeh eh
Yeah, oli wanjawulo oh
Yeah, ow'enjawulo oh