0:00
3:02
Now playing: Kanzunzu

Kanzunzu Lyrics by Fik Fameica


Why why why why?
Why why why why?
Why why?
Ondeese kanzunzu, kamunguluze
Nzunzu, kamunguluze
Nzunzunzu, masannyalaze
Nzunzu, kamungu
Artin on the beat
I want to be your lover
Laba ssikyebaka omukwano gunnuma nfa, yeah
Njagala ombegere ku nva
Nze nsuubiza okukwagala forever and ever, yeah
Like Adam and Eve
Nze ssirikukola bya kiyaaye never, yeah
Yogera ky'oyoya baleete
Nsobola okutta ente ng'oyoyezza liver
Ogenda n'okanyenya ne ncacaalika
Nze wankubya Umeme ne nfulayika
Akwenkana obulungi tannalabika
Bulungi bw'oliko okira malayika

Why why why why?
Why why why why why why why? (babe)
Why why why why?
Why mwana love obeera ogiyiwaayiwa? (neighbor)
Woman, why why why why?
Why why why why why why why? (neighbor)
Why why why why?
Why mwana love obeera ogiyiwaayiwa? (neighbor)

Kanzunzu, kamunguluze
Nkukubira amasimu, onyiga busy
Mutima ne nnyolwa naye ate ne mba easy
Nkwagala nkole ki nkikumatize?
Kanzunzu, kamunguluze
Nkukubira amasimu, onyiga busy
Mutima ne nnyolwa naye ate ne mba easy
Nkwagala nkole ki nkikumatize?
Kanzunzu I want to be your lover
Laba ssikyebaka omukwano gunnuma nfa, yeah
Njagala ombegere ku nva
Nze nsuubiza okukwagala forever and ever, yeah
Kanzunzu, like Adam and Eve
Nze ssirikukola bya kiyaaye never, yeah
Yogera ky'oyoya baleete
Nsobola okutta ente ng'oyoyezza liver
Neighbor love yo entawaanya
Ntaawa omutima wagukubye sabbaawa
Jjuuzi wampitako ng'osibye akakaaya
Nga weekubye akawoowo nze ne mpulira fire
Olususu lwo lulinga olububi lw'amata (ho!)
Ku social media onnyonoonera data
Singa wali mmere singa ssikukkuta (ho)
Meanwhile nze gw'olumya oti ndi star
Onjokyayokya nga sigiri
Buli kiro onnumya ensiri
Walungiwa nga kimuli
Nfuula chali wo waakiri
Kiba tekiggwa wootali
Oba ngyasamire muli?
Honestly, you're killing me softly

Ondeeta kanzunzu (girl)
Kamunguluze (what?)
Nzunzu (Artin)
Kamunguluze (yeah)
Nzunzunzu, (maama!)
Masannyalaze
Nzunzu
Kamunguluze (kuba kuba kuba)

Kanzunzu, kamunguluze
Nkukubira amasimu, onyiga busy
Mutima ne nnyolwa naye ate ne mba easy
Nkwagala nkole ki nkikumatize?
Kanzunzu, I want to be your lover
Laba ssikyebaka omukwano gunnuma nfa, yeah
Njagala ombegere ku nva
Nze nsuubiza okukwagala forever and ever, yeah
Kanzunzu, like Adam and Eve
Nze ssirikukola bya kiyaaye never, yeah
Yogera ky'oyoya baleete
Nsobola okutta ente ng'oyoyezza liver (Fresh Bwoy)

Why why why why?
Why why why why why why why? (kanzunzu)
Why why why why?
Why mwana love obeera ogiyiwaayiwa? (kanzunzu)
Woman
King Kong
Why why why why?
Why mwana love obeera ogiyiwaayiwa?