0:00
3:02
Now playing: Mukene

Mukene Lyrics by Fik Fameica


The freshest nigga around town
Fik Fameica
Mozelo Kidz Fresh King
You know how we do it
 
Kuva buto sirya mukene
So tebatuyita na bafere
Paka chini njole
Tubisalako mu kiro eyo

Kuva buto sirya mukene
So tebatuyita na bafere
Paka chini njole
Tubisalako mu kiro eyo

Gatusaaye batusanze nkooye
Sinakyoka n’ebyana bya chillinze
Tebisuula bwoloba tolya nsonzi
Kabaabye Mozelo Kidz fresh gang way

Kuva buto sirya mukene
Wallet nene, vision nene
Striker like fille sikuba kene
Bakuba kelele nsonga mbele

Endongo yange ekyamula abakadde n’abawere
Kibooko yange esabula esigula n’abagole
Ah ah buuza Molly, manya Teddy sorry
Ssente tomooni malamu bakwongere

Bwetutuuse e city mwana badduse
Ba demu batufata bangi tukuse
Ate birimu olusama
Byogeza kirimi they say oh na na na

Emeeza zijudde MC atutumire
ATM mulina nzikamule
Ebyaana binyirira tubikyamule
Ssente twafunye engalo nziwulire

Kuva buto sirya mukene
So tebatuyita na bafere
Paka chini njole
Tubisalako mu kiro eyo

Kuva buto sirya mukene
So tebatuyita na bafere
Paka chini njole
Tubisalako mu kiro eyo