0:00
3:02
Now playing: Kwata Bukwasi

Kwata Bukwasi Lyrics by Fik Fameica ft. ETH


She a whine pon table
The way she whine she a make me star ma mama
Ah fik fameica, ETH
Come blow your body like a bullet
So hard before it's too late
Girl don't make me suffer waiting
Baby I be east to the west
The way u do it olina ne value
Osinga ne bali abewana nga tebalinawo
Gwe alina WO
Artin on the beat
Kati nyenya ebintu byo
Womala sembera wano
Gwe wotali sinyumirwa nnyo
Biba bimbowa nnyo baby
Kuma omuliro
Bye bintu byo
Face yo
Ze sente zo
Omubiri gwo
Ye vibe yo
Kwata bukwasi
Mpagira gwe
Ne wemuba abalongo nondawo gwe
Mpagira gwe
Kwata bukwasi
Kwata kwata
Baby mpagira gwe ondi eno mu mutima ne mawugwe
Mpagira gwe
Kwata bukwasi
Genda maaso baby kwata bukwasi
Togenda nyongera bu dance
Ofunye gentleman ate nga mulaasi
Ku dancefloor ngenda kuvuga nga mbalasi
Champagne bottle bakuwe kumi plus
Oli delicate nkukwata nga glass
Ngenda kufukilira water nga grass
Nkukube kiss okuva kumutwe paka wansi
The way she whine she make me star ma mama
Figure kyekyo dayo webaze mukama
Ebintu byozina baby tebitutama
Ever fresh and clean ono taba mujjama
Kuma omuliro
Bye bintu byo
Face yo
Ze sente zo
Omubiri gwo
Ye vibe yo
Kwata bukwasi
Mpagira gwe
Ne wemuba abalongo nonda wo gwe
Mpagira gwe
Kwata bukwasi
Baby mpagira gwe
Ondi eno mu mutima ne mawugwe
Mpagira gwe
Kwata bukwasi
Womala sembera wano
Wotoli sinyumirwa nnyo
Biba bimbowa nnyo baby
Nakusomako ne mubitabo
Bangamba tolina ntalo
Now let me open up a new file
New chapter new style
Aaaahhhh
Towuliriza bigambo
Twabaleka bakisembo
Okukwagala nze saza musango
Baby tubakube endongo
I love u my snap chat queen
I said I will still choose you newemuba ba twin
Ekirungi fena tuli above 18
Kibaluma they don't wanna see us win
Mpagira gwe
Newemuba abalongo nondawo gwe
Mpagira gwe
Kwata bukwasi
Kwata kwata
Baby mpagira gwe
Ondi eno mu mutima ne mawugwe
Mpagira gwe
Kwata bukwasi
Kwata bukwasi
Yeah
Artin on the beat
Kwata bukwasi