0:00
3:02
Now playing: Ndibyange

Ndibyange Lyrics by Fik Fameica


Bbaala ng'ekutte!
The freshest nigga around town
Bbaala ng'ekutte!
Le-Le-Level!

Bbaala ng'ekutte!
Artin mukazi we bamututte
Abalinamu ekyenge tukiwuute
Ebyana mbiyite bijje bitusuute
Tuli bavubuka nvuumuulo
Buli lunaku liba ggandaalo
Somebody tell the deejay pulloooh
Ono amazina azina ga kyalo
Let's go

He, ndi byange (yeah)
Mundeke ndi byange (Fresh Bwoy)
Nzina byange
Kanepanke kuba ndya ku zange
Ye nepanka
Nzirya nepanka
Ekiro twepanka
Byana bizina byepanka

Tobikola kati on'obikola ddi?(yeah)
Mbuuza on'obikola ddi?
Tonyumirwa kati on'onyumirwa ddi?
Mbuuza on'onyumirwa ddi?
Twatoba nnyo katwepankeko
Nammwe mujje mutubongeko
Nze ba hater banzisa enseko, he!
Ndi byange nabasukkako
Mutima mugabi empapula ngaba white
Mbakuba omuziki ba ffala wanna fight
Kitone nkyebaza Mukama Almighty
Njagala kugunywa kuzinamu all night

Bbaala ng'ekutte!
Artin mukazi we bamututte
Abalinamu ekyenge tukiwuute
Ebyana mbiyite bijje bitusuute
Tuli bavubuka nvuumuulo
Buli lunaku liba ggandaalo
Somebody tell the deejay pulloooh
Ono amazina azina ga kyalo,
Let's go

He, ndi byange (koona)
Mundeke ndi byange (what!)
Nzina byange
Kanepanke kuba ndya ku zange
Ye nepanka (ssi mu bubi)
Nzirya nepanka (ssi mu bubi)
Ekiro twepanka (yeah)
Byana bizina byepanka

Yo, ndi mukoowu essaati ssisiba mapeesa
Nkola nnyo naye akuna pesa
Siringi value ge tukaaba ge tufeesa
Kye nva nkyakalamu nsale puleesa
Batulaba bagamba twayonooneka (Fresh bwoy)
Mbu nno twayonooneka (hmmm)
Swagga lingi ntambula mmenyeka
Ndi byange bagamba mbu twayonooneka
I do things my way
Bad energy stay far away
Kasasiro waabwe muyiwe
Baby njagala nkutwale far away
I love the way you call me Daddy
Go on shake your body
Mu dance teekamu emmodi
Mpola mpola ssi kadodi
Smile Bobi na Barbie
Okukyakala naawe ye hobby
Togaana koona ekibali
Ebizibu teeka wabbali
Baby togenda na bali
Mbakuba ppaka Kigali
Mannya ngakutte bukusu
Ntidde tebankuba bbusu
Baby obasinga olususu
Babadde bakkuba endusu
Nzize kuyiwamu nnusu, yeah

Ndi byange (yeah)
Mundeke ndi byange (Fresh Bwoy)
Nzina byange
Kanepanke kuba ndya ku zange
Ye nepanka
Nzirya nepanka
(The Freshest Nigga around town)
Ekiro twepanka
Byana bizina byepanka

Yo, Kabaka w'omulembe guno
If you know you know
King Kong number one
If you know you know
No pressure ssirina competition
I do what I want no permission
Nnyumirwa life yadde ssiri binojjo
Bwe nnyingira ekidongo nzinisa fujjo
Yeah, cause am a self made nigga
Getting' paid nigga
Mwali luddawa luli ng'ensi ennyiga?
I do things my way
Bad energy stay far away
Kasasiro waabwe muyiwe
Baby njagala nkutwale far away

Bbaala ng'ekutte!
The freshest nigga around town
Bbaala ng'ekutte!
Artin mukazi we bamututte