0:00
3:02
Now playing: Sembera

Sembera Lyrics by Geosteady


A Geosteady Blackman
Ndi n'owange my lover
Yono gwenasomako mubutabo
Ne maama yangamba nti abalungi batono
Nti era ofunda n'owuwo ayaniliza awuliliza
Nelwezibuzze mulo akuba engaloooo
Atali yanikka buziina bwo
Afazaalli yesibirayo mukazigo
Abaana naleera nabikka
Mubuli mbeera era alibeerawooo
Era kati nina gwe
Esanyu ly'omutima gwange
Ebyabali mbitadde
Kabuuti y'omubiri gwange
Sembera mama
Siteleela ng'otuteyo
Yanguwa lola
Nganamaso otunudde eno
Sembera mama
Siteleela ng'otuteyo
Yanguwa lola
Nganamaso otunudde eno
Kikole kati katikitiki
Kati katikitiki
Kikole kati katikitiki
Kati katikitiki
Ono yalimu amasanyu genonya
Kiwala kilungi tekyimanyi kuyomba
Yakuzibwa alina akasusu
N'edoboozi elyegogyebwa
Kati njagala mwagale mubatamye eeh eeh
Ennyonyi mubusize eeh eeh
Ebiffo tubilambule eeh eeh
Laba mwana muwala Allah yangelekela yamala
Ela kati nina gwe
Esanyu ly'omutima gwange
Ebya bali mbitadde
Kabuti y'omubiri gwange
Sembera mama
Siteleela ng'otuteyo
Yanguwa lola
Nganamaso otunudde eno
Sembera mama
Siteleela ng'otuteyo
Yanguwa lola
Nganamaso otunudde eno
Kikole kati katikitiki
Kati katikitiki
Kikole kati katikitiki
Kati katikitiki
Yono gwenasomako mubutabo
Ne maama yangamba nti abalungi batono
Nti era ofunda n'owuwo ayaniliza awuliliza
Nelwezibuzze mulo akuba engaloooo
Atali yanikka buziina bwo
Afazaalli yesibirayo mukazigo
Abaana naleera nabikka
Mubuli mbeera era alibeerawooo
Era kati nina gwe
Esanyu ly'omutima gwange
Ebyabali mbitadde
Kabuuti y'omubiri gwange
Sembera mama
Siteleela ng'otuteyo
Yanguwa lola
Nganamaso otunudde eno
Sembera mama
Siteleela ng'otuteyo
Yanguwa lola
Nganamaso otunudde eno
Ng'otunude eyo
Sembera eno ooh
Sembera eno