0:00
3:02
Now playing: Amaanyi

Amaanyi Lyrics by Geosteady ft. Hindu Kay


Waguan
Bass Boi

Njagala nfune amaanyi nze nkwetikke
Nkutwale ku mwezi
Awatali agamba babe, eeeh (oh darling)
Yadde ninamu okulowooza nti
Bangi abakwegomba
Nze ŋŋumye eeh yeah
Era nkwekutte

Gwe ttaala yange eyaka mu kiro
Nawona na bali lwa mukwano guno
Nga lw’obuze sifuna na tulo
Babe (oh na darling)
Mpulira bangi eyo bye boogera
Nti lulikya n’ofunayo omulala
Nze ondeke eh yeah, hmmm eh!
Ebyo olumu binnuma naye
Nsigaza nnyo ebirooto
Kubanga nkwagala
Owange nkwagala darling (ah darling)

Njagala nfune amaanyi nze nkwetikke
Nkutwale ku mwezi
Awatali agamba babe, eeeh (oh darling)
Yadde ninamu okulowooza nti
Bangi abakwegomba
Nze ŋŋumye eeh yeah
Era nkwekutte

Njagala nfune amaanyi nze nkwetikke
Nkutwale ku mwezi
Awatali agamba babe, eeeh (oh darling)
Yadde ninamu okulowooza nti
Bangi abakwegomba
Nze ŋŋumye eeh yeah
Era nkwekutte

Njagala nfune amaanyi
Amaanyi, amaanyi
Njagala nfune amaanyi

Jah Live