0:00
3:02
Now playing: Geza Gezamu

Geza Gezamu Lyrics by Radio & Weasel


Weasel
Ha!
Weasel Manisal we say Goodlyfe ting dis
Everytime with fire yo
Weasel Manisal alongside the Radio
This one a Crouch Production
Ggwe

Both
Geza gezaamu
Wewa wewaamu
Ani akugyaamu?
Ani akugyaamu?
Geza gezaamu
Wewa wewaamu
Ani akugyaamu?
Ani akugyaamu?

Radio
Darling geza gezaamu ddala ani akugyaamu?
Bikwate mangu laba ddala ani akufaako?
Nkuba ekimyanso
Oggule omulyango
Naye onnumya nnyo ng’alina omusango
Nina omukwano gwo kamaala teguliggwaawo
Ani anaagumira obusungu bwo obungi?
Ani? Yeah
Ani anaagumira emikwano gyo emingi?
Ani? Yeah

Radio
Olina kye wankola
Bwe nkulaba ng’oyitawo bye nkola mbireka
Masannyalaze gankuba
Nziba n’omudomo ne nnemwa okumira
Nga njagala kwatula
Omumwa ne guziba ne njogera ebirala
Aaah gwe oba ondaba
Lwaki tonnyamba n’omponya omuguwa?
Ddala bw’oba ondaba
Lwaki tonnyamba n’omponya omuguwa?
Ani anaagumira obusungu bwo obungi?
Ani? Yeah
Ani anaagumira emikwano gyo emingi?
Ani? Yeah

Weasel
Ha! Bw’oba ojjula tujjule
Ebyo ebisinga okuwooma
Ha! Bw’oba ogenda tugende
Nze nkooye okulinda
Geza gezaamu babe nze teriiyo ansinga
Ha! Nze nkugamba mazima abalala bakulimba
Ne bw’oba ogenze Bulaaya era nsigala nkulinda
Ba Pemba bakulimba
Eyo gyotaba bakukyanga
Ha! Nsazeewo leero zaabike
Bwe giba misinde omusaayi gudduke
Anti puleesa zirinye
Gatonnye leero gakulukute