0:00
3:02
Now playing: Nkoye

Nkoye Lyrics by AVM ft. Mowzey Radio


Bwentyo olwo nno [Radio]
Nkoye [Radio]
Oh na na [Sho!]

Nakyusa dda profile picture yange
Kati ndi single
Nakyawagana jjuzi n’owe wange
Nga tandinko
Yafuna ka sweetie akapya [wenew]
Nze nandekawo
Kati nonya brand new love
That’s gonna be true
Ndowonza nawe bwotyo bw’olowooza…
Kubanga nage bwentyo bwe ndowooza…
Bwentyoo…

Nkoye abatawanya
Nkoye aba mbuzabuza
Nkyaye abakyuka kyuka
Kansubire gwe toli kyusa
Nkoye abatawanya
Nkoye aba mbuzabuza
Nkyaye abakyuka kyuka
Kansubire gwe toli kyusa

Tonkyanga kyanga ng’abakyala, abakyusa engoye
You’re always breaking my heart [Yeah]
Tonanbira nga mu maaso, nga bwebakola
Onelabize nga mukwano [Yee]
N’omutima gwange, gw’ona gw’ayabika
All I want [All I want]
For you to love me….

Nkoye abatawanya
Nkoye aba mbuzabuza
Nkyaye abakyuka kyuka
Kansubire gwe toli kyusa
Nkoye abatawanya
Nkoye aba mbuzabuza
Nkyaye abakyuka kyuka
Kansubire gwe toli kyusa

Me want gal love me, no want one-night stand [Huh]
Nsubila otegera, you will understand [What?!]
N’ogeza ombuzabuza you’re not my kind
My love…

Nkwagala nkubanja wano by my side
Nkunyige massage nga tunywa champagne
Olugi tuli tekeko “No Disturb” sign

Come on! [Don’t Disturb me
Yaaa! Me want true love, me no want one-night stand
Nsubila otegera, you will understand [What?!]
N’ogeza ombuzabuza you’re not my kind [Kind..]
My love…
Nkwagala nkubanja wano by my side
Nkunyige massage nga tunywa champagne
Ku luggi tuli tekeko “No Disturb” sign (Don’t Disturb Me! Yaa!)

Nkoye abatawanya [Abantawanya]
Nkoye aba mbuzabuza [Nkoye aba mbuzabuza]
Nkyaye abakyuka kyuka [Nkyaye]
Kansubire gwe toli kyusa
[Atem on the beat]
Nkoye abatawanya [Abantawanya]
Nkoye aba mbuzabuza [Nkoye aba mbuzabuza]
Nkyaye abakyuka kyuka [Nkyaye abakyuka]
Kansubire gwe toli kyusa

Bwentyo ooh oh
Bwentyo olwo nno
Nkoye eh
Nkoye [Sho]
Bwentyo olwo nno
Nkoye eh
Nkoye [Sho]