0:00
3:02
Now playing: Tokikola

Tokikola Lyrics by Mowzey Radio


Byona bwoba osazewo
Okubyerabira
Osazewo kugenda bwomu
Nze ondese mabega
Mu byomumabega nzijjukira
Wansaba Nkutereyo akabegga
Nenesonyiwa buli gwenali nina
Mukwano wantega tega ha!

Tokikola bwekiba nga kikumenya ha!
Gwe bonkyawa ogenda kumenya omutima
Tokikola omukwano togumenya aah!
Manya nkyanyiga biwundu sinawona mmm!

Bwontunulira ddala olaba ki
Bwonetegereza
Nze esuubi ewalara nalijayo nalizeeyo
Yegwe ansingira
Nze tonjuza nga ndiba nonya ki
Mu mitima emilara
Egitaguma buli gwe gifuna
Gita kunonya mirara mmm!

Mukwano beera wakisa nyo,
Nyo nyo nyo
Nonjiwa onziza wala nyo,
Nyo nyo nyo

Tokozesa busungu
Kunanga bwerere eh!
Ondeka mubanga
Wotali nsigala bwerere yeah!

Tokikola bwekiba nga kikumenya ha!
Gwe bonkyawa ogenda kumenya omutima
Tokikola omukwano togumenya aah!
Manya nkyanyiga biwundu sinawona mmm!

Nana nana!

Sagala kukyusa kyusa mu
Sagala akaseko'kako okaseke nomulala
Sagala kukukisa kisa
Nkwagala okukira obunji bwe munyeye mubanga
Sagala nawe okyusemu
Sagala ekyama kimanyibwe ewalala
Sagala kwebonya bonya mmm! yeah!

Mukwano beera wakisa nyo,
Nyo nyo nyo
Nonjiwa onziza wala nyo,
Nyo nyo nyo

Ohhh oh!

Tokozesa busungu
Kunanga bwerere eh!
Ondeka mubanga
Wotali nsigala bwerere yeah!

Tokikola bwekiba nga kikumenya ha!
Gwe bonkyawa ogenda kumenya omutima
Tokikola omukwano togumenya aah!
Manya nkyanyiga biwundu sinawona mmm!