0:00
3:02
Now playing: Mama

Mama Lyrics by Mowzey Radio


Angel
Angel Music
Hmmm, yeah
Mercenary Washington ky’ekimu


Kirabika gwe kawala akasinga nga
Okwambala obulungi ku ssomero
N’onjigiriza nange okweyonja
N’okukolagana ne bannange abalala
Mama you’re the number one girl in the world
And I want you to know
Mama you’re my number one lover in the world
And the reverse is true
Life, is an amazing gift
And mama you gave it for free
Mama, wadde siri mulungi asinga
Ke wansunirako ako kamala

Maama
Maama yeah
Jane
Kasuubo Jane yeah
Yeah, kano akayindo kamala
Ne buno obuuso bulaba
Obugalo bumanyi okuwandiika
Ne buno obuto bwe boogera mbiwulira
Kano akayindo kamala
Ne buno obuuso bulaba
Maama weebale akaloboozi ke wampa
Nsiiba nkayimbisa
Jane
(Angel Music)
Kasuubo Jane yeah
Washington, Sing


Maama, kano kako dear
Maama, kano kako dear eeh
Sanyukako baby
Maama zinamu dear, eeh
Kano kako mummy
Maama akayimba kako baby, eeh
Sanyukako dear
Maama zinamu baby, eeh


Siyinza kubijjukira byonna
Kubikwebaza kimu ku kimu
Hmmm, yeah
Siyinza na kubijjukira byonna
Kubikwebaza kimu ku kimu
Nze ndi mabwa gwe oli nsowera
Onkomberera, era onsabira
Mercenary Washington ky’ekimu

Jane
Kasuubo Jane yeah
Yeah, kano akayindo kamala
Ne buno abuuso bulaba
Jane
Kasuubo Jane yeah
Yeah, kano akayindo kamala
Ne buno abuuso bulaba
Maama weebale akaloboozi ke wampa
Nsiiba nkayimbisa


Maama, kano kako dear
Maama, kano kako dear eeh
Sanyukako baby
Maama zinamu dear, eeh
Kano kako mummy
Mercenary Washington ky’ekimu
Maama akayimba kako baby, eeh
Sanyukako dear
Maama zinamu baby, eeh


Siyinza kubijjukira byonna
Kubikwebaza kimu ku kimu
Siyinza na kubijjukira byonna
Kubikwebaza kimu ku kimu
Nze ndi mabwa gwe oli nsowera
Onkomberera, era onsabira
Sanyukako dear
Maama zinamu baby, eeh