0:00
3:02
Now playing: Akalimu

Akalimu Lyrics by Radio & Weasel ft. GNL Zamba

Hey you are disturbing the king
You are playing with the king
You are messing with the king

Akalimu Ka ffuse akalimu (akalimu Ka ffuse akalimu)
Akalimu Ka ffuse akalimu (akalimu Ka ffuse akalimu)
Akalimu Ka ffuse akalimu (akalimu Ka ffuse akalimu)
Akalimu Ka ffuse akalimu (akalimu Ka ffuse akalimu)

Lemme say lemme say
Buli gyempita mba mpalampa
Byonna bilungi byekola mba bivulunga
Eyo gyebayitayita mba gyolonga
Mbonono kyebatamanyi mbeela mpanga
Mpanga mpanga bulamu bukukyusa
Ngiya ngiya kubaa ensi eno funda
Balinga vampire and dem ghosts at night
Dem hypocrites dem want take a bite
Almighty guidings will hold every night
He′s only just a rock which so high like a guide
Dem want mi dead but mi still living
A good life everytime mi a living
Dem so corrupt
Dem start a fight
Get off mi sight
Dem so corrupt
Like a volcano goodlyfe we erupt

Akalimu Ka ffuse akalimu (akalimu Ka ffuse akalimu)
Akalimu Ka ffuse akalimu (akalimu Ka ffuse akalimu)
Akalimu Ka ffuse akalimu (akalimu Ka ffuse akalimu)
Akalimu Ka ffuse akalimu (akalimu Ka ffuse akalimu)

Nzekimanyi waazusewoo odonzaako
Oyagala okeleleko wetonda tonjokelako
Nkimanyi you don't like me I can read the signs you show
Olina kyooliiko oliina kyononyako
Nkimanyi tonjagala waade oweeyisako
Songa nze kwesibaako
Njagala mbe mukwano gwo
Ogamba silina kye ndidi kigwala kubaanga engero onuyma nge engero
Agagamaaso ngo kanuude gootunulira
Mukama ngakanuude ngakutunulira naawe...
Ahh ahh ahh...
(Bangi bebakabiile ewala) (Bangi bebakabiile ewala)
Ahhh ahhh.
(Bangi bebakabiile ewala)

Akalimu Ka ffuse akalimu (akalimu Ka ffuse akalimu)
Akalimu Ka ffuse akalimu (akalimu Ka ffuse akalimu)

Ever sober Kabaka Zamba
Gyomanyi oli atalya mamba
Akuuba abatesi punchi kuluba
Bawanika kalaba nga Sadam
Ebintu nabiteekamu swagga bouncinga Ka kolooba
Nze kuuba entoonya kyotoosobola kwegama
Kyoboolaba abatesi bange bonna kati mba nkabaa maataba
Goodlyfe baboon forest twookya nga ntaaba
Kyoboolaba bayaye batumaatila nga kebaba
Tonteeka kubanga byotuunda kati biidiiba
Nze ndi shark mu ocean
Gwooli siganyi mu kidiiba
Mwaana okuutuka wano wetuli kati nga twatooba
Nga tuuvamu nga tetuumanyi nti oba kiiliba
Kati silina gyetya newebiba buuba
Nze nina rightii oku zimba manyila mujimba
GNL, radio, weasel ebanga saaba saaba
Ensi nawe tesaaba edoogo olaaba welimba

Nabuubi yazimba nkuumuti omuuwanvu
Ekuubaa yaatonya nabuubi yagwa
Ffe tuuze nkulaamusa
Ssabassajja Kabaka
Eliimuli mu Kampala
Tuuze nkulaamusa