A Bushingtone Vibe He ha ha Eeh eeh eeh eeh eeeeh Almighty Jah Jah Both Gw’ommanyi Mukama eeh aah (na na na yeah) Ommanyi Mukama eeh (gwe atujua wekka) Ommanyi Mukama (gwe atumanyi wekka) Ne byonna byonna bye njagala (bye njagala byonna) Yeggwe abikola (hmmm gwe abikola wekka) Ommanyi Mukama eeh (gwe atujua wekka) Ommanyi Mukama (gwe atumanyi wekka) Ne byonna byonna bye njagala (bye njagala byonna) Kati yeggwe abigaba, eh Radio Nze nali mmanyi waneerabira Wamala n’onzijukira (n’onzijukira) Na byonna byonna ebyali binnemeredde Wamala n’obimpanguza (wabimpanguza) Plan z’abaneekiika Mukama Wazitabangula (wazitabangula) Obukolomooni bw’abannemesa Wabinsimattusa (wabinsimattusa) Enjegere ezaali zinsibye zonna Wazinsumulula (wazinsumulula) Mukama oli ddaala ffe abakulinnyirako Ffe abawangula, yeah eh (ffe abawangula ) Both Ommanyi Mukama eeh (gwe atujua wekka) Ommanyi Mukama (gwe atumanyi wekka) Ne byonna byonna bye njagala ah (bye njagala byonna) Yeggwe abikola (hmmm gwe abikola wekka) Ommanyi Mukama (gwe atujua wekka) Ommanyi Mukama eh (gwe atumanyi wekka) Ne byonna byonna bye njagala (bye njagala byonna) Yeggwe abigaba, (yeah yeah yeah) Weasel Protection everyday is guaranteed Call on his name if you wanna succeed Read your Bible, never retreat No surrender, like some bwoy did I remember dem days we used to hustle Like a dog I always carried the muscle Life no simple, life was a puzzle Chilling in the dark was chilling with the devil Hallelujah, now I see the light ah Don’t have to fuss I don’t have to fight ah Hallelujah, everyday is brighter I can see the light Every day is shining brighter Both Gw’ommanyi Mukama (gwe atujua wekka) Ommanyi Mukama (gwe atumanyi wekka) Ne byonna byonna bye njagala ah (bye njagala byonna) Yeggwe abikola (hmmm gwe abikola wekka) Ommanyi Mukama (gwe atujua wekka) Ommanyi Mukama eh (gwe atumanyi wekka) Ne byonna byonna bye njagala (bye njagala byonna) Yeggwe abigaba, yeah yeah Both Abampakanyawakanya gw’obamala empaka Ab’emitima emyangu ne gimementuka N’abasawo abalala bakuwaana Nti oli musawo ojjanjaba buli ekibalema Abampakanyawakanya gw’obamala empaka Ab’emitima emyangu ne gimementuka N’abasawo abalala, bakuwaana Nti oli musawo ojjanjaba buli ekibalema Abaali batuzoleya wabakakkanya dda Goodlyfe watuluŋŋamya dda Bye njagala byonna n’onjiiraayiira Gwe Mutonzi atakuumira mpeera Bambi wabakakkanya dda Goodlyfe watuluŋŋamya dda Bye njagala byonna n’onjiiraayiira Haha I love you my God Both Ommanyi Mukama (eh oh oh oh oh eh) Ommanyi Mukama (eh yeah yeah yeah eh) Ne byonna byonna bye njagala ah (eh oh oh oh oh eh) Yeggwe abikola (eeh eh) Ommanyi Mukama (maama maama gwe abimanyi wekka) Ommanyi Mukama eh (oh gwe abimanyi wekka) Ne byonna byonna bye njagala (Goodlyfe byeyagala byonna) Yeggwe abigaba eh (uh gwe abigaba wekka) Ommanyi Mukama (eh oh oh oh oh eh) Ommanyi Mukama (gwe atujua wekka) Ne byonna byonna bye njagala ah (bye njagala byonna) Yeggwe abikola (Goodlyfe gwe agimanyi wekka) Ommanyi Mukama (uh oh oh oh oh uh) Ommanyi Mukama eeh Ne byonna byonna bye njagala Yeggwe abigaba eeh Radio Amazing Grace how sweet the sound That saved a wretch like me I once was lost but now am found Was blind but now I see
Show more