0:00
3:02
Now playing: Emyaka

Emyaka Lyrics by Gravity Omutujju


Wululululu
Gundi gwe
Wuuyo mukwate
Wuuyo asala emyaka
Wuuyo goba
Kwata kuba
Kuba ku nnyama
Wuuyo asala emyaka
Maama

Moskhan

Tokigeza
N’olimba emyaka
Tokigeza
Ne weesiba ku myaka
Tokigeza
N’osala ku myaka
Mwaka ku mwaka
Tukuyite nga mwana?
Tokigeza
N’olimba emyaka
Tokigeza
Ne weesiba ku myaka
Tokigeza
N’osala ku myaka
Mwaka ku mwaka
Tukuyite nga mwana?

Desire Luzinda wazaalibwa mu mwaka ki?
Toli sure ng’ate okuza amazaalibwa?
Buli mwaka tova ku abiri mu gumu!
Simanyi okwezza obuto wagufuula mulimu?
Erinnya Kaguta twaliwulira kuva buto!
Oba lyo ly’ekkulu nga nnyinilyo okyaali muto!
Ronald Mayinja emyaka nkuteerewo emeka?
Oba oli Cathy eyakula mu kyenda nga y’akavubuka
Baaba Sheebah nali mu P.2 ng’ozina Kaliyoki
Kyokka nzadde okyasitamira ne ba bbebi
Wamma mmwe Chameleone mulowooza alina emeka?
Definitely ekyo kyama kyaabwe ne Mwami Ssali
Maama ow’ekitiibwa Halima Namakula
Chance Nalubega mbu ku ggwe abeera mwana!
Wamma Titie Katongole
Ye wa ddi?
Kasuku gwe atatya Joseph Batte alina emeka?

Amooti tewegaana myaka kuba gigyo
Gyeweeyitiramu Boogie Woogie nagyo gigatteko
Iryn ne Juliana wano munnyambeko
Eyazaalibwa mu nsanvu kati abeera mutiini?
Tamale Mirundi tunyumize eby’enkaaga mu ebiri
Sikubuuza by’abayimbi Straka yabitunyumiza
Mbu baaliwo ne Jenkins Mukasa ne Zari
Nga flag ya Uganda ewanikibwa ku meefuga
Ate ggwe owooluganda Doug Lwanga
Herbie K, Ssenkubuge, Ndausi muli ba ddi?
DJ Jacob Omutuuze mbuuliza Shiru
Ambuulize Peter Sematimba ne Gaetano
Dr. Bbosa Nakawunde nga byadda nnyo!
Kuba Flavia Namulindwa abinyumya nnyo
Nga mbalumbye ki temumbuuza nina emeka?
Ndigibagamba ng’ayatudde agiteera ku emeka

Music industry eno anti nayo famire
Tulina akulira ekika Benon Kibuuka
Abalala emyaka gy’egyabaweesa ebitiibwa
Omwana bwenkola ensobi bbo nga bangalamiza
Muzeeyi Bebe atakutya gwe ntya!
Kojja Chagga akutenguwa empi mwokya
Maama Bella yonna gy’ontuma nze ȠȠenda
Taata Viboyo Oweyo muludde mu kintu
Ssenga Justine Nantume oli Jjajja Mukyala
Jjajja musajja Mr. Amooti baasoma bombi
Sheila Gashumba nyumya ebya Rasta Rob ku knob
Don Zella nno naawe oli baaba wa kojja
Jjajja Mad Tiger banno nga tebakkiriza?
Nkoonera ku bagandabo Orlandoh ne Ragga Dan
Wamma taata Rocky Giant nina ekibuuzo
Kituufu baaba Richard Kasenda yawa ku musolo?

N’olimba emyaka
Ne weesiba ku myaka
N’osala ku myaka
Tukuyite nga mwana?

Moskhan Production