Je m'appelle good music
Grenade Official
Wagwan (Uuh! uh!)
Maazi gakisaasi
Simbawo akati
Omukwano gwo omutufu onaguwa ani?
Mu boona gusanira ani?
Nze ndi mwetegefu okukuwa okukuwa
Ebirungi byoona munsi
Siri kwegaana bwoligwa mu shida
Mu buwonvu woona wendi
Kabenga kasente ng'oketaaga
Nkubira ku siimu nkakusanzenga
Kabenga kaseera ng'onetaaga
Ninda ko mpola eno kammale ntuuke
Ndibeelawo oooh ooooh ooooh oooh!
Mba ku kido oooh ooooh ooooh oooh!
Ndibeelawo oooh ooooh ooooh oooh!
Mba ku kido kyo maama nyabo ooooh oooh aaah!
Kabenga kasente ng'oketaaga
Nkubira ku siimu nkakusanzenga
Kabenga kaseera ng'onetaaga
Ninda ko mpola eno kammale ntuuke
Wekyakalire
Herbert skillz pon dis one (Officielle)
Ooooohh!
Manyi olaba bangi (bangi)
Bakusubiza bingi yeah eh eh!
Manyi oli wamanyi bangi
Bakulookera bangi
Olw'obulungi bw'omutima gwo
Ka face n'omubiri gwo
Nga bisikiriza abalabi
Nkusaba tunula
Tolaba balabe
Balikunsuuza ondekere embale eeeh!
Ndibeelawo oooh ooooh ooooh oooh!
Mba ku kido oooh ooooh ooooh oooh!
Ndibeelawo oooh ooooh ooooh oooh!
Mba ku kido kyo maama nyabo ooooh oooh aaah!
Kabenga kasente ng'oketaaga
Nkubira ku siimu nkakusanzenga
Kabenga kaseera ng'onetaaga
Ninda ko mpola eno kammale ntuuke
Ndibelawo Ndibelawo, Tokyusa
Mba ku kido, Mba ku kido