0:00
3:02
Now playing: Kyolowooza

Kyolowooza Lyrics by Irene Ntale


Kyonna kyolowooza
Kyonna kyolowooza eyo
Nange eno kye ndowooza
Big Nash

Bw’obeera eyo
Ng’olina ky’olowooza amazima lowooza eno
Bw’obeera eyo
Ng’olina ky’olowooza amazima lowooza eno
Babe

Swiiti ky’olowooza
Ekyo ky’olowooza
Nange eno kye ndowooza
Ate ebyo by’ononooza
(By’ononooza)
By’ebindeetera okubulwa emirembe
Ne mpunga
Ne ndozoolera
Na kino ekyangwe ekibissi
Swiiti kibulako just mukwano gwo n’onkuuta
Naaza wakiri

System wanzisa mu nteeko
Buli lwe mba mu kiyungu amazzi g’entamu
Nkulabamu oli omwo
(Nkulabamu oli omwo)
Nafumbye lumonde na kawo
Nataddemu n’ebirungo
Swiiti akawoowo ky’ekyo
(Akawoowo ky’ekyo)
Now I need my testimony my testimony
Swiiti yankubiddeko
This early morning

Uhm bw’obeera eyo
Swiiti lowooza eno