0:00
3:02
Now playing: Miss Kateteyi

Miss Kateteyi Lyrics by Irene Ntale


Ooh yeah yeah yeah
Dans kumapesa
Kangume nze kugwe nkute kulwazi
Ne boda njivudeko ninye bus
Oli mulungi walyenvula ku mwezi
Nabo abakuwanako basaana award
Ntudeno ku gate gyewansanga gwe guy
Kati nkulaba okyakuba torch (ntudeeno)
Wandabira mukateteyi kenali nina
Nze Miss kateteyi, yenze gwolina
Wandabira mukateteyi kenali nina
Nze Miss kateteyi, yenze gwolina
Kali ka dress kanyumiranga
Nga nkambala nosanyuka n'ospendinga
Twali bulungi nga twajoganga
Ng'olwo obuyimba bwa Chamili nga buvuga
Kali kalungi, mu colour ya blue
Ng'olwo asamba mu villa, Hassan Mubiru
Ng'era n'abandaba bantuma lya blue
Ng'olwo abankwana, mbaleka mukibululu (awululu)
Wandabira mukateteyi kenali nina
Nze Miss kateteyi, yenze gwolina
Wandabira mukateteyi kenali nina
Nze Miss kateteyi, yenze gwolina
Kangume nze kugwe nkute kulwazi
Ne boda njivudeko ninye bus
Oli mulungi walyenvula ku mwezi
Nabo abakuwanako basaana award
Ntudeno ku gate gyewansanga gwe guy
Kati nkulaba okyakuba torch (ntudeeno)
Wandabira mukateteyi kenali nina
Nze Miss kateteyi, yenze gwolina
Wandabira mukateteyi kenali nina
Nze Miss kateteyi, yenze gwolina
Wandabira mukateteyi kenali nina
Nze Miss kateteyi, yenze gwolina
Wandabira mukateteyi kenali nina
Nze Miss kateteyi, yenze gwolina
Wandabira mukateteyi kenali nina (ooh yeah yeah yeah)
Yesse Oman Rafiki (yeah yeah, yeah)