0:00
3:02
Now playing: Omukwano Gw'ekiro

Omukwano Gw'ekiro Lyrics by Irene Ntale


Oh-oh oh, oh-oh oh
Yeah yeah yeah yeah yeah yeah
D King
Say! Webuwungera
N'omusayi gubanja era
Baby bwensirikirira
Ndota oli wano ng'ozindabiriza
Sagala byakulondola
Sagala byakulinyirira
Sagala byakusojerera
Nze kyenjagala byakuwembejja
Bwebiba love bweba akwagala aba akwetaga
Bwebiba, toweta
Bwebiba nange bwendi
Omukwano gw'ekiro
Gunyuma gusinga n'otulo
Omukwano gw'ekiro
Gwanyumye ne mbulwa n'otulo (ne mbulwa n'otulo)
Eh! Wano jjo nakuloseko bulosi
Essanyu nelintuka eno mu byenda (mu byenda uh)
Ekiro kyabadde kisuffu walahi
Era nazukusse ku sawa mukaaga (hey yiye eh)
Nze ssemola, naye bwenkulowoza nemola
Nze tebanimba naye kugwe banimba ne mpala
Bwebiba love bweba akwagala aba akwetaga
Bwebiba, toweta
Bwebiba nange bwendi
Omukwano gw'ekiro (guno omukwano oh oh)
Gunyuma gusinga n'otulo (bwebiba, bwebiba, bwebiba)
Omukwano gw'ekiro (omukwano guno)
Gwanyumye ne mbulwa n'otulo
Olinga sukali, mu kikopo kya chayi
Olinga munnyo, mu sepiki y'enva
Olinga sabuni, anaza ka- stress
Nakuyoyota (nakuyoyota)
Wama n'odda mu muuddu
Omukwano gw'ekiro (guno omukwano gw'ekiro)
Gunyuma gusinga n'otulo (gusinga n'otulo oh oh oh)
Omukwano gw'ekiro (bwebiba, bwebiba, baby eh eh eh)
Gwanyumye ne mbulwa n'otulo (gwanyumwe ne bulwa n'otulo)
(Gwanyumwe ne bulwa n'otulo)
Omukwano gw'ekiro (bwebiba, baby eh eh eh)
Gunyuma gusinga n'otulo (yeah-yeah yeah-yeah)
Omukwano gw'ekiro (bwebiba, baby bwebiba)
Gwanyumwe ne bulwa n'otulo (bwebiba baby)
Gulimu obuyiisoyiiso
Gulimu obukwansokwanso
Gulimu obukukuku
Gukuba nga amalwa malwa malwa malwa
Bwebiba love bweba akwagala aba akwetaga
Bwebiba, toweta
Bwebiba nange bwendi ih