Ebiseera, ebiseera, ebiseera (Ebiseera ebyo) Ebiseera, ebiseera maama maama A dis a Legend Production Ebiseera, ebiseera ng’ensi eganye (Ebiseera ebyo) Ebiseera, ebiseera toggwamu maanyi (Ebiseera ebyo) Ebiseera, ebiseera maama bigenda biyita Okuva eri gyetwava, maama tugenda tukula Ebiseera ebyo, ebiseera ebyo bwetwali tukula Ebiseera ebyo, ebiseera ebyo nga ssente zibula Ebiseera ebyo, ebiseera ebyo bwetwali tukula Ebiseera ebyo, bazadde bange nga mbalaba batoba Ebiseera ebyo, ebiseera ebyo bwetwali tukula Ebiseera ebyo, nga fees zibula ng’oluusi tuyosa Ebiseera ebyo, ebiseera ebiseera ebyo, eh yeah Missinga nnyo love ya jajja, yeah Ng’empewo enfuuwa n’ajja n’ambikka, oh Missinga nnyo love ya uncle, aah Nga uncle akyala n’ajja ne soda, uh Akanyama akaawunyanga ewa neighbor (Ebiseera ebyo) Nze kaŋŋanyanga ogenda ewa neighbor (Ebiseera ebyo) Kibooko za math zebampujja (Ebiseera ebyo) Z’ezantamya math, namukoowa aah (Ebiseera ebyo) Ebiseera, ebiseera, ebiseera (Ebiseera ebyo) Ebiseera, ebiseera maama maama (Ebiseera ebyo) Ebiseera, ebiseera ng’ensi eganye (Ebiseera ebyo) Ebiseera, ebiseera toggwamu maanyi (Ebiseera ebyo) Munnange n’ebirwa byerabirwa (aah ah) Naye gwe ani ataakulaba? (ebiseera) Oli city weeyagala Balanini ani ataakulaba? (ebiseera) Oli ne banno mweyagala, oh ah Naye ani ataabalaba? Yeah Ku kikubo ky’ewammwe ng’okkirira, oh ah Ani ataakulaba? Ooh Ewa Maama Naalu ku dduuka, sha! Ani ataakulaba? Mu kipale kya Arsenal mu Kiyembe Ani ataakulaba? Kati muli eno mweyagala Mweyagala kubanga mwakikuba, noo Ebiseera, ebiseera, ebiseera (Ebiseera ebyo) Ebiseera, ebiseera maama maama (Ebiseera ebyo) Ebiseera, ebiseera ng’ensi eganye (Ebiseera ebyo) Ebiseera, ebiseera toggwamu maanyi (Ebiseera ebyo) Ebiseera, ebiseera, ebiseera ebyo (Ebiseera ebyo) Ebiseera byakolerera nnyo nnyo ebiseera bino (Ebiseera ebyo) Ebiseera, ebiseera mmwe mulaba kundaba eno (Ebiseera ebyo) Ebiseera nava nze wala dda ewaffe nnyo (Ebiseera ebyo) Mukama weebale kukkiriza, ah (Ebiseera ebyo) Ffe nga twava wala dda nnyo, nnyo (Ebiseera ebyo) Allah bw’omusaba akkiriza, oh (Ebiseera ebyo) Ffe nga twamusaba nnyo nnyo (Ebiseera ebyo)
Show more