Waguan
Bass Boi
Omwaka guno, la ah!
Omwaka guno, oh!
Omwaka guno, yeah aah!
Omwaka guno, uuuu yeah!
Mukama omwaka guno
Omwaka guno
Mukama omwaka guno, uuuu yeah!
Tuli mu mwaka mupya
Buli kimu kibe kipya
Tuli mu mwaka mupya
Buli kimu kibe kipya, mukama
Wabula omwaka guno
Omwaka guno
Nakaaba mu mwaka guli
Kanyumirwe mu mwaka guno
Mukama omwaka guno
Mpa ebyange mu mwaka guno
Mu mwaka guno
Nyumirweko omwaka guno
Ebyanema mu mwaka guli
Mbikole mu mwaka guno
Byenasaba mu mwaka guli mukama
Bimpe mwaka guno
Nyumirwe mwaka guno
Nzale mwaka guno
Yeffe abaana bo, mukama
Tuzze mu maaso go, mukama
Wotali biba bibbi, mukama
Tuzze otukwalewo, mukama
Mukama yegwe kirimanyi
Tuzze mu maaso go otuwe ku manyi
Yadde tuli bangi
Mu masso go manyi tetuli bangi, yeah
Nteeka mu plan
Mbe mu baana bo abalungi, mukama
Kale tonyiga
Yadde twekola bingi okunyiza
Eno abamu tebasaala
Gwe nobasonya nebafunanga
Kale tonyiga
Nze nkwala kuffa ela sirikyuka, Allah
Yeffe abaana bo, mukama
Tuzze mu maaso go, mukama
Wotali biba bibbi, mukama
Buli kimu kibe kipya, mukama
Tuli mu mwaka mupya
Buli kimu kibe kipya, mukama
Wabula omwaka guno, mukama
Omwaka guno, mukama
Nakaaba mu mwaka guli
Kanyumirwe mu mwaka guno
Mukama omwaka guno
Mpa ebyange mu mwaka guno
Mu mwaka guno
Nyumirweko omwaka guno