Love, Love, Loovee Love Love, Love, Loovee Mukama yampa amaaso nga ayagala nkulabe Ng'ayagala nkufune ng'ayagala onkyamule Lw'oberawo ngonda Wadde nga bbo abalala kibanyiiza lwakuba ongonza Uh yea eh ya Baibe byonna gwe ayiiya Baibe byonna gwe asinga Ebintu byo tebyakyama only perfect eh yea Ogenda kunsobola N'eno laavu gyonsaaba Ogenda kunsobola N'eno laavu gyonsaaba Kyoba omanya omalawo nzenna Nzenna omalawo Kyoba omanya omalawo nzenna Nzenna omalawo Nze ndi mwana wa mululu Ne mu love nkola omululu Abamu bampita omulalu Si kusaaga si zungululu Abalala abakwemanyiiza Bakimanye ndi mubi nkuba Balabire ne ku Eva Oli muyi, namumenya Lw'oberawo ngonda Wadde nga bbo abalala kibanyiiza lwakuba ongonza Uh yea eh ya Ogenda kunsobola N'eno laavu gyonsaaba Ogenda kunsobola N'eno laavu gyonsaaba Kyoba omanya omalawo nzenna Nzenna omalawo Kyoba omanya omalawo nzenna Nzenna omalawo Baby nkwesunga era gwe yanguwa Baby gwe nsonga nze lwaki nsanyuka Laavu Laavu Laavu Laavu Laavu Laavu Laavu Lw'oberawo ngonda Wadde nga bbo abalala kibanyiiza lwakuba ongonza Uh yea eh ya Ogenda kunsobola N'eno laavu gyonsaaba Ogenda kunsobola N'eno laavu gyonsaaba Kyoba omanya omalawo nzenna Nzenna omalawo Kyoba omanya omalawo nzenna Nzenna omalawo Uuuh, yea Lydia Jazmine again The one and only Again and again And again and again
Show more