0:00
3:02
Now playing: Kapeesa

Kapeesa Lyrics by Lydia Jazmine


Olabika olina akapeesa
Omanyi akapeesa (eh)
Omanyi akapeesa
Oh my God, Bomba made my beat
Aaah

Ettaka kw'olinnya balikolemu emmumbwa
Nsaba balikolemu emmumbwa
Nuunengako nneme ozunga nze
Nneme odaaga
Mpozzi n'ekirala baby nayize oyimba
Nze bwe nkusubwa nga nnyimbawo ennyimba
Ssiba na mirembe bw'onyiiga, bw'onyiiga
Ggwe baakutonda nkwagale
Nkwagale nze nkwagale
Kati ndeka nkwagale
Nkwagale nze nkwagale babe

Kirabika olina akapeesa
Olina akapeesa
Olina akapeesa eyo
Ggwe buli lw'onyiga kapeesa
Ng'onyize akapeesa
Nze ne nfeesa eno
Olina akapeesa
Olina akapeesa
Olina akapeesa eyo
Ggwe buli lw'onyiga kapeesa
Ng'onyize akapeesa
Nze ne nfeesa eno

Dear ŋŋenda na kuwaabira
Walaayi ŋŋenda na kunyiigira
Nafunye omuze ogw'okulwanira aah
Mmanyi okukaabira
Wampima wanteeka mu target
Nkwagala n'ebitaali na mu budget (yeah yeah)
Bonna ka mbagambe nti nno am married
Am married
Never worried (yeah)
Ŋŋenda sima ogunnya (oh)
Nteekemu buli kimu mw'ogwo ogunnya (oh)
Nkuwambe nkutwale nkuteekeyo
Omalemu ennaku nga nnya
Nkuyagala buyagazi mw'ogwo ogunnya (aah)
Nkuwaane nkusuute nkuyite amannya (ooh)
Nze binnuma ne bintabukira (ooh)
Ebintabukira bitabuka nga toliiwo (nga toliiwo)
Binuma ebintabukira (aah)
Ebintabukira, ggwe nga toliiwo

Kirabika olina akapeesa
Olina akapeesa
Olina akapeesa eyo
Ggwe buli lw'onyiga kapeesa
Ng'onyize akapeesa
Nze ne nfeesa eno
Olina akapeesa
Olina akapeesa
Olina akapeesa eyo
Ggwe buli lw'onyiga kapeesa
Ng'onyize akapeesa
Nze ne nfeesa eno

Ettaka kw'olinnya balikolemu emmumbwa
Nsaba balikolemu emmumbwa
Nuunengako nneme ozunga nze
Nneme odaaga
Mpozzi n'ekirala baby nayize oyimba
Nze bwe nkusubwa nga nnyimbawo ennyimba
Ssiba na mirembe bw'onyiiga, bw'onyiiga
Ggwe baakutonda nkwagale
Nkwagale nze nkwagale
Kati ndeka nkwagale
Nkwagale nze nkwagale baby (am the one for you)

Kirabika olina akapeesa (you belong to me)
Olina akapeesa
Olina akapeesa eyo
Ggwe buli lw'onyiga kapeesa (nyiga akapeesa)
Ng'onyize akapeesa
Nze ne nfeesa eno (onnyiga nnyiga baby)
Olina akapeesa
Olina akapeesa
Olina akapeesa eyo
Ggwe buli lw'onyiga kapeesa
Ng'onyize akapeesa
Nze ne nfeesa eno (eyooooo)

Lydia Jazmine again oh
The one and only yeah
Bomba made my beat yeah
Wiggle la la la la
Am the one for you
You belong to me (Sound Change)