Oh, oh, ooh, oh, Lydia Jazmine Onina my baby (Andre on the beat) Bw'oba okitegeeza Nange eno nkitegeera ah-ah Olinga amakerenda Ag'omutwe nga gubobba ah-ah Kakkanya obusungu baby Wefuze embeera zange Ofaanana birungi byereere, biri eby'ebbeyi Sikyadaaga, wamponya bingi ddala Sikyakaaba, no ah oh Sikyakaaba olimu ebintu byange Hmm, gwe muntu wange (Oh, oh, ooh, oh) Olimu ebintu byange (Oh, oh, ooh, oh) Baby gwe muntu wange (Oh, oh, ooh, oh) Omenyamenya nyo Oncunyacunya nyo Omutima ogukunyakunya nyo Gukwagadde nyo kati guli wuwo Ontwala speed omukwanogwo baby guli sweet oh You're one in a million One in a billion You're one in a million (one in a million) Oh baby one in a trillion Sikyadaaga, wamponya bingi ddala Sikyakaaba, no ah oh Sikyakaaba olimu ebintu byange Hmm, gwe muntu wange (oli muntu wange) (Oh, oh, ooh, oh) Olimu ebintu byange (Oh, oh, ooh, oh) Baby gwe muntu wange (Oh, oh, ooh, oh) (Oh, oh, ooh, oh) (oh-oh oh ooh ah oh-oh yeah) (Oh, oh, ooh, oh) Muntu wange yeah (Oh, oh, ooh, oh) Gwe muntu wange! (Oh, oh, ooh, oh) Gwe muntu wange, baby baby Bw'oba okitegeeza Nange eno nkitegeera ah-ah Olinga amakerenda Ag'omutwe nga gubobba ah-ah Kakkanya obusungu baby Wefuze embeera zange Ofaanana birungi byereere, biri eby'ebbeyi Sikyadaaga, wamponya bingi ddala Sikyakaaba, no ah oh Sikyakaaba olimu ebintu byange Hmm, gwe muntu wange (Oh, oh, ooh, oh) Olimu ebintu byange (Oh, oh, ooh, oh) Baby gwe muntu wange (Oh, oh, ooh, oh)
Show more