0:00
3:02
Now playing: Yatula

Yatula Lyrics by Martha Mukisa


Selassie I
Nessim Pan Production
Ooooh
Oh yeah

Yeggwe omulungi gwenina
Ansingira zzaabu ne zi kalina
Guno omutima gwenina
Ngukuwadde naye togumenya
Daddy ne mummy nze nabagambye
Olunaku lw’olijja eno balutimbe
Empeta ku ngalo nsaba onnambe
Abeeŋŋanda n’emikwano mbategeeze
Gamba abakukwana it’s over
Ndi mata you choose over others
Make me your full time lover
Nkuvugira mu Beamer oba mu Range Rover

Yatula bamanye
Ntinno yenze gw’osiimye
Mpanika ku bipande eh eh
Ntinno yenze gw’osiimye
Yatula bamanye eih eih eih
Ntinno yenze gw’osiimye
Mpanika ku bipande oh oh
Ntinno yenze gw’osiimye

Abalala mbatya love yaabwe ya ffutwa
Ggwe sikuta sikisobola kufa
Yadde n’oluta
Yadde ka meter ah
Njagala nkubeere ku lusegere
Maguja ku lujegere
Tubinuke masejjere
Nkulambuze Masengere
Maguja ku lujegere
Tubinuke masejjere
Nkulambuze Masengere
Nze sikuta, nebwonfumita amafumu
Tewandeka ah, newennalina oluwumu
Eh yeah yeah

Yatula bamanye
Ntinno yenze gw’osiimye
Mpanika ku bipande eh eh
Ntinno yenze gw’osiimye
Yatula bamanye eih eih eih
Ntinno yenze gw’osiimye
Mpanika ku bipande oh oh
Ntinno yenze gw’osiimye

Lino lyennina
Ssanyu lya nkuba ng’etonnye mu ddungu
Okukuuma oba ŋŋende ngule emmundu
Oba nsamire nga nsaba Mungu
Ontadde mu bire ninganga mpungu
Ooh oh, bambi oh
Ninganga mpungu, ooh
Black Magic Entertainment baby

Yatula bamanye
Ntinno yenze gw’osiimye
Mpanika ku bipande eh eh
Ntinno yenze gw’osiimye
Yatula bamanye eih eih eih
Ntinno yenze gw’osiimye
Mpanika ku bipande oh oh
Ntinno yenze gw’osiimye

Ssanyu lya nkuba ng’etonnye mu ddungu
Okukuuma oba ŋŋende ngule emmundu
Oba nsamire nga nsaba Mungu
Ontadde mu bire ninganga mpungu
Ninganga mpungu