Vibe yo bileke tonyumiza nze
Sisaaga
Sente zo nazino zenina zange
Kiwato kyange nkinyenya
Bakanika na bikanike
Omwenge bali anti banywa namutabike
Tuzinala na mubiyigo
Omuziki nga gukuba anti guba mudido
Nakedde bwankya njagala kunyumilwa kibala
Totula wansi
Kuwabula obulamu buno bwansi
Tuli bana bampisa
Kabe wabigele Oba nga wanziga
Waliyo ne bagulila
Mundongo eno kale tebanatima
Vibe yo bileke tonyumiza nze
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Sente zo nazino zenina zange
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Vibe yo bileke tonyumiza nze
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Sente zo nazino zenina zange
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Calm down calm down
Ebyo byenakugamba byabulimba
Go down go Down
Fe tuyitilayo netuzina go down
Endongo gwe tojinyoma
Batufuwa nolumu zi dollar
Abamu batega bunyebwa
Abalala gwe laba nebasoba
Tuli bana bampisa
Kabe wabigele Oba nga wanziga
Waliyo ne bagulila
Mundongo eno kale tebanatima
Vibe yo bileke tonyumiza nze
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Sente zo nazino zenina zange
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Vibe yo bileke tonyumiza nze
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Sente zo nazino zenina zange
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Bakanika na bikanike
Omwenge bali anti banywa namutabike
Tuzinala na mubiyigo
Omuziki nga gukuba anti guba mudido
Calm down calm down
Ebyo byenakugamba byabulimba
Go down go Down
Fe tuyitilayo netuzina go down
Nakedde bwankya
Njagala kunyumilwa kibala
Totula wansi
Kuwabula obulamu buno bwansi
Vibe yo bileke tonyumiza nze
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Sente zo nazino zenina zange
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Vibe yo bileke tonyumiza nze
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Sente zo nazino zenina zange
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Black magic entertainment baby
Sakata