0:00
3:02
Now playing: Nkulinze

Nkulinze Lyrics by Maurice Kirya


Simanyi, bikussanyusa
Simanyi, mukwano, bikunyiza
Simanyi, byoyoya

Simanyi, mukwano by′olota

Mu budde bwekiro
Ebirowoozo, biri eyo gyoli
Nsaba onsabe
Buli kyoyoya, mukwano
Gwedoboozi lyenyimaba, oh oh-oh

Oooh, ndi wano, nkulinze
Yanguwa
Oooh oh-oh, ndi wano nkulinze
Yanguwa

Simanyi, gyetulaga
Nkakasa mukwano, onondaga
Simanyi, kyenakuwa
Buli kyendaba mukwano, tekimala

Mu budde bwekiro
Ebirowoozo, biri eyo gyoli
Manyi nti omanyi
Gw'ampa amanyi
Gwedoboozi lyenyimaba, oh oh-oh

Oooh, ndi wano, nkulinze
Yanguwa
Oooh oh-oh, ndi wano nkulinze
Yanguwa

Nindirira
Emyezi omwenda
Nsobole, okulisa ku maaso
Nsaaba Lugaaba akunkumire
Gwedoboozi lyenyimaba, oh oh-oh

Oooh, ndi wano, nkulinze
Yanguwa
Oooh oh-oh, ndi wano nkulinze
Yanguwa
Oooh, ooh-oh
Ooh oh, ndi wano nkulinze
Yanguwa (yeah)
Ooh oh, ndi wano nkulinze
Yanguwa
Yanguwa
Yanguwa