0:00
3:02
Now playing: Gwe Amanyi

Gwe Amanyi Lyrics by Mudra D Viral


DCM eeh
A one quid quid
Mudra Mudra we burn dem
A quid, quid, quid
Powerz on da beat
A quid, quid, quid

Gwe amanyi
Oba mukyala wo wa yellow
Nze owange wa black charcoal, tebinkwatako!
Filter zitunyiriza nnyo
Naye tefuula Kapere malayika (Level)
Ogamba bestfriend yakutwalako bba wo
Tewasobola kulabirira mbwa awo
Mpozzi omutima gukuluma lwa love
Nze ogwange guno gunnuma lwa thente
Emipiira gyawedde ku mmotoka yo
Nze eyange temuli engine na ntebe
Mbu wewuunya lwaki tetuva mu party!
Ffe nga tetwewuunya lwaki tova mu buliri?

Yeggwe amanyi
Wamma temuli bya sorry
Gwe amanyi
Bwoba oyagala ggyamu empale
Yeggwe amanyi
Wamma tetulina sorry
Gwe amanyi
Oba kikuluma kikulume
Yeggwe amanyi
Wamma temuli bya ′chorry'
Gwe amanyi
Oba oyagala ggyamu empale
Yeggwe amanyi
Ffe nno tetugaba sorry
Gwe amanyi
Oba kikuluma kikulume

Kati akuwalana munywere amazzi mu kutu
Ex beerawo tofa njagala ondabe
Anti akaviiri ke nakoze tekaanyumye
Ndowooza omutwe ogwange ssi gwe gugwo
Ne bwe nnyambala ebya kabi ssinyuma
Gwe yambala ebitali bya kabi onaanyuma
Omwana anyeenya okutali na bbina
Tunula ebbali oba tunula ku ggulu
Ki babe kye nina tekimmala
Maybe, naye ate ssiri muganda wo
If it will end in tears kale
Bwezitaba tears mwogere ku ki?

Yeggwe amanyi
Wamma temuli bya sorry
Gwe amanyi
Oba oyagala ggyamu empale
Yeggwe amanyi
Wamma tetulina sorry
Gwe amanyi
Oba kikuluma kikulume
Yeggwe amanyi
Wamma temuli bya ′chorry'
Gwe amanyi
Oba oyagala ggyamu empale
Yeggwe amanyi
Ffe nno tetugaba sorry
Gwe amanyi
Oba kikuluma kikulume

Wadde tetwagala manya temukisussa (eeh)
Mikwano temukisussa
Luli zaali nkobe kati ate balema (mwolesa ki?)
Ebizibu temubitimba
Wagenda mu zoo ne weggyirayo baby wo
N'omutimbatimba everywhere you go
Ne weerabira be walaba e Kampala
Mu kifo shuka daddy
Waleeta sugar daddy (sugar daddy)
Wamma kituufu era gwe amanyi
Ffe naffe tebitukwatako
Bambi twogerako bwogezi
Naye kituufu era tetulina sorry

Yeggwe amanyi
Wamma temuli bya sorry
Gwe amanyi
Oba oyagala ggyamu empale
Yeggwe amanyi
Wamma tetulina sorry
Gwe amanyi
Oba kikuluma kikulume
Yeggwe amanyi
Wamma temuli bya ′chorry′
Gwe amanyi
Oba oyagala ggyamu empale
Yeggwe amanyi
Ffe nno tetugaba sorry
Gwe amanyi
Oba kikuluma kikulume

Gwe amanyi
Gwe amanyi
Gwe amanyi
Gwe amanyi