0:00
3:02
Now playing: Alibomu

Alibomu Lyrics by Naava Grey


Nga’enzikiza ezibye amaaso
Owo’mukwano yandaga ekkubo
Simanyi gyendaga nolugendo lwawala natuuka….
Buli lwobulawo mba nga eyalwaaziza omuwere
Nsula ntudde okutuusa lwolidda emeeme nojikkakkanya entawaanya

Oba alibeera ani ,ebilowoozo bimumanyi
Lwendimulabako emitima jilyechya
Ananazaako obwomu nga yenze bulamu bwe jaali.
Nkimanyi alibeera omu bwati
Ngansubila mwoyo omu
Anawanilila omutima gwange wuuno yoono
Yoyo yegwe nzuno, omwoyo gwakaloosa akasuffu
Mpambatila mperekela ontuuse
Alibeera omu bwati noonya oyo
Mubalunji yegombesa oyo waggonjebwa
Ampeweeta muli nenesumulula
Yansobola teli awakana
Yebusobozi obumpanguza embeera yonna yeyekka aliwa oyo
Noonya oyo

Oba alibeera ani ,ebilowoozo bimumany
Lwendimulabako emitima jilyechya
Ananazaako obwomu nga yenze bulamu bwe jaa
Nkimanyi alibeera omu bwati
Ngansubila mwoyo omu
Anawanilila omutima gwange wuuno yoono
Yoyo yegwe nzuno, omwoyo gwakaloosa akasuffu
Mpambatila mperekela ontuuse
Alibeera omu bwati noonya oyo

Oli kibuyaga eli abalabe abo abanchyunya oba obamazze
Nzitowelelwa ebinnumba naye lwozze mba mpewusse
Omukwano oguggumidde ogwababili tegusangibwa buli wamu nedda
Omutonzi aba akonyeemu nga akiliza gubeere ogwolubelela.
Nkimanyi alibeera omu bwati
Ngansubila mwoyo omu
Anawanilila omutima gwange wuuno yoono
Yoyo yegwe nzuno, omwoyo gwakaloosa akasuffu
Mpambatila mperekela ontuuse
Alibeera omu bwati noonya oyo
Nkimanyi alibeera omu bwati
Ngansubila mwoyo omu
Anawanilila omutima gwange wuuno yoono
Yoyo yegwe nzuno, omwoyo gwakaloosa akasuffu
Mpambatila mperekela ontuuse
Alibeera omu bwati noonya oyo