0:00
3:02
Now playing: Ali baani

Ali baani Lyrics by Naava Grey


Aliba wani… aliba wange…
Aliba wuwo… ob’aliba wange…
Bukedde osobedwa ng’ototaganyizibwa obwongo
Nanti yagenze, gwobad’obiita yatadeyo
Egulo limu yasisinkanye oyo ow’omubilooto bye
Gwabadde alindilira bbanga ddene nga tateledde
Buli lugendo n’esaawa yalwo, luno lusozi lwa kutindige
Ayawukanye ku mugendo wefuse kasa
Kozesa chance eno mu bulamu bwo, togyimalira mu bilowoozo
Ekilib’ekyikyo nebwebuliba ddi kilimala nekyikudila
Bino byansi weyagale… ensi bweyagala…
Byansi weyagale… ensi bweyagala…
Aliba wani… aliba wange…
Aliba wuwo… ob’aliba wange…X2
Ob’aliba wange…
Muli owulila kikunyize olowooza gw’asoose
Olaba n’abanene bafiilwa k’ababwe, kati balufuula luyimba
Linda linda ko esaawa yo etuuke
Oja kujaganya okoowe, n’abasonzi balokeere
Kino kyekiseera kyo ba n’obuyinza ku bulamu bwo
Bino byansi weyagale… ensi bweyagala…
Byansi weyagale… ensi bweyagala…
Oba wa uwendo nyo mu maaso g’oyo ng’akusiimye
Yadde abantu bakusulilila nabakumalako n’ekyagala
Tewekyaawa nyo ebikulinze byo nga bingyi
Nabo bangyi abakulinamu esuubi, lulib’olwo nobajulila
Luno lugendo lulwo, olimala noluvunuka
Kana kekaseera kokuwangula
Bino byansi weyagale… ensi bweyagala…
Byansi weyagale… ensi bweyagala…
(Chorus)