0:00
3:02
Now playing: Sinze Ninja

Sinze Ninja Lyrics by Naira Ali


Nina yo akulembela amagedda gange
Namadda gange ela abawo
Ninayo ono antassa na njugelela
Ayabuze ekubo nantemela
Ninayo oyo alumba abalabe bange
Byebatessa nabigotanya ebyange na lungumya
Nze ndi mwana wa muntu silina na buyinza
Silina na namanyi gakubba binene
Nze ndi mwana wa muntu silina na buyinza
Silina na namanyi gakola binene
Sinze sinze eeh sinze
Ninayo omukulu munda
Oli ninja wange gwe katando wange
Oli ninja wange gwe mukama
Oli ninja wanga anyanila ettalo zange
Okozeseza ebinene bangi nebewunya
Bebunza ye akiko atwa
Osetunde ensozi bambi nezi vawo
Awabadde ezinkiza wasse okyusiza ebela
Oli ninja oli mwami wange oli muddu
Oli manyi gange byonna bwekola lya buyinza bwo
Oli ninja oli mwami wange oli munene
Oli lyazi lyange byonna bwenkola lyabuyinza bwo
Sinze sinze eeh sinze
Ninayo omunene munda
Sinze sinze eeh sinze
Ninayo omukulu munda
Oli ninja wange gwe katando wange
Oli ninja wange gwe mukama
Oli ninja wanga anyanila ettalo zange
Nze ndi mwana wa muntu silina na buyinza
Silina na namanyi gakubba binene
Nze ndi mwana wa muntu silina na buyinza
Silina na namanyi gakola binene
Sinze sinze eeh sinze
Ninayo omunene munda
Sinze sinze eeh sinze
Ninayo omukulu munda
Sinze sinze eeh sinze
Ninayo omunene munda
Sinze sinze eeh sinze
Ninayo omukulu munda
Ye katonda wange