0:00
3:02
Now playing: Muziki

Muziki Lyrics by Naira Ali


Nessim Pan Production
Tunywa na bwa bwereere, eh!
Wali weetamiddwaako ennyumba mutaayi?
Ng’obulungi bukuttira mu nju walaayi?
Mmaze ebbanga neerinako n’obukyayi
Kati mpostinga bya kulumya munywanyi (ba mikwano)
Ffe eno tusimbudde nalo (tulumya)
Ow’omutima omunafu oh (tulumya)
Eno yo tosalayo (tulumya)
Teweetaaga maalo (tulumya)
Ffe eno tusimbudde nalo (tulumya)
Ow’omutima omunafu oh (tulumya)
Eno yo tosalayo (tulumya)
Teweetaaga maalo
Leero nsiibye mu nnyumba
Nga sirina mirembe
Kko nze kaŋŋambe bammemba
Tukyuse ku mulembe
Kati loadinga, spendinga
Ani ali wano tonta
Manya tewali bugumiikiriza
Squeezinga
Ani ali wano tompanvuya
Sala omuziki
Omuziki ooh
Wulira omuziki
Omuziki eeh
Kati loadinga, spendinga
Investinga mu enjoyment
Tewali bugumiikiriza
Squeezinga
Ani ali wano tompanvuya
Abammanja mbasaasidde agannyabo
Muziki kaloosa ke ndeetedde mu nsawo, eeh
Obudde ye nga budduka!
Kandye ezange nneme kwerumya
Olugalo lufujjirira
Njagala vibe yokka leero
Kahi reeba nakweha
Mpa ente oba onshwere
Nnumye, bibanyiize era
Nnyoole akawato akabooseera
Sala omuziki
Omuziki ooh
Wulira omuziki
Omuziki eeh
Kati loadinga, spendinga
Investinga mu enjoyment
Tewali bugumiikiriza
Squeezinga
Ani ali wano tompanvuya
Ffe eno tusimbudde nalo
Ow’omutima omunafu oh
Eno yo tosalayo
Teweetaaga maalo
Ffe eno tusimbudde nalo
Ow’omutima omunafu oh
Eno yo tosalayo
Teweetaaga maalo

Leero nsiibye mu nnyumba (nalo, munafu oh)
Sala omuziki (tosalayo)
Omuziki ooh (maalo)
Wulira omuziki
Omuziki eeh
Kati loadinga, spendinga
Investinga mu enjoyment
Tewali bugumiikiriza