0:00
3:02
Now playing: Baby Wa Boo

Baby Wa Boo Lyrics by Nandor Love


Ah RedZone government, you know
Nandor Love Ulla dem dead
Eliarkhis music

On my body, body, touch me baby
Wano kati kati nawe daddy
Omukwano togupimira mu bwendo eh
Oli jinja erisiinga omuwendo
Sikutunda sikupimira muwendo
Newebankema omwoyo mulondo ohh

No body de, no body no way
Abo bate stuck in my way
Non-stop skanking my sweet baibe
Ah ma baby say ma baby we
Nsaba nkuwe kyoyagala nkuwe
Abo baleke emitima mikowu
Kuba baby abeera ayagala boo
Ono yalockinga kyimu baby wa boo
Teriyo muwala atayagala bba we
Oba boo atayagala bae we

Tease me, tease me, make me your friend
Ntunulira if you're not afraid
On my body take a poze my baiby
Longoosa ebiwundu ku mutima
Nkuuma bulunji tebankema
Oh, my baiby is my best friend every day
Mpulira omukwano gunemedeko nze ba nyabo yade guluma leka ninde
Oyanguwangako gwe sebo omutima guluma wotoba

Call me, call me, call away
Onadanganya baby we
Abo baleke emitima mikowu
Kuba baby abeera ayagala boo
Ono yalockinga kyimu baby wa boo
Teriyo muwala atayagala bba we
Oba boo atayagala bae we

Kuba baby abeera ayagala boo
Ono yalockinga kyimu baby wa boo
Teriyo muwala atayagala bba we
Oba boo atayagala bae we

On my body, body, touch me baby
Wano kati kati nawe daddy
Omukwano togupimira mu bwendo
Tease me, tease me, make me your friend
Ntunulira if you're not afraid
On my body take a poze my baiby
My baby say ma baby we
Nsaba nkuwe kyoyagala nkuwe
Abo baleke emitima mikowu
Mpulira omukwano gunemedeko nze ba nyabo yade guluma leka ninde
Oyanguwangako gwe sebo omutima guluma wotoba

Kuba baby abeera ayagala boo
Ono yalockinga kyimu baby wa boo
Teriyo muwala atayagala bba we
Oba boo atayagala bae we

Kuba baby abeera ayagala boo
Ono yalockinga kyimu baby wa boo
Teriyo muwala atayagala bba we
Oba boo atayagala bae we