0:00
3:02
Now playing: Ondalula

Ondalula Lyrics by Nandor Love


Mashup de Ulla dem dead
Nandor Love
RedZone
Disalegendproduction

Mpulira njagala kufuna passport kuduka yaaaa
Jino emizimu egy'ekika tejikyanganya nakwebaka aah yaa ehh
Anti siva mu kafunda Nsula ngusunda ehh
Nze nsiiba mu kunywa era nsula mu kunywa hmm maama
Kyibosire Ndawula nze buli lwemulaba muduka aah yaa
Oli akulalula oluwunzika nga batumya maama
Mbu ndi mu vibe ze ayagala kunzija mize yaaya
Emirimu najizize anti tunywa kuzize eh anyway

If you're wanting a real man
U should turn up to de party
And if you're wanting a real woman u should come to the night party
If you wanting a real man turn up to the party
If you wanting a real woman you should come to the night party

Guntabula aah ye
Buli lwebakuba ekyidongo omuziki gundalula aah aye
Guntabula aah ye
Buli lwebakuba ekyidongo omuziki gundalula aah aye

Do you remember the vibe that you gave to de gal dem yadda waka na late
Well your vibe is a hype and a magical rhyme yegwe anziguza gate mmm yehh
Olugukuba netusanyuka
Gutukuba netutagala ye
Olugukuba netukyakala
Guno omuziki dagala ummm
Olugukuba netusanyuka
Gutukuba netukyakala
Abalinamu nebatagala ah
Guno omuziki dagala

Guntabula aah ye
Buli lwebakuba ekyidongo omuziki gundalula aah aye
Guntabula aah ye
Buli lwebakuba ekyidongo omuziki gundalula aah aye

Mpulira njagala kufuna passport kuduka
Jino emizimu egy'ekika tejikyanganya nakwebaka
Anti siva mu kafunda
Nsula ngusunda
Nze nsiiba mu kunywa era nsula mu kunywa mmm yaya
Anyway if you wanting a real man you should turn up to the party
And if you wanting a real woman you should come to the night party
If you're wanting a real man turn up to de party
If you're wanting a real woman you should come to the night party ehh