0:00
3:02
Now playing: Paka Bukadde

Paka Bukadde Lyrics by Ntaate


Uu oooh
Nze naawe

Nzikiririza mu mukwano oguwangala
Gwetukwaata netutatta
Sikiriza nti buli olunakya
Lunaabanga lulungi gyetubeera
Naye onjagalanga kwolwo (onjagalanga kwolwo)
Lumala nalwo era neluvaawo
Ojukiranga nti ndi munno paka bukadde

Paka bukadde
Ng'envi zituyiise
Ng'ensussu zitukwebuse
Ndi kulukutta naawe
Paka bukadde

Paka bukadde
Ng'envi zituyiise
Ng'ensussu zitukwebuse-kwebuse
Ndi kulukutta naawe
Paka bukadde

Paka bukadde
Ng'envi zituyiise
Ng'enkanyanya zigambye nti bwebudde
Nze ndi kulukutta naawe
Paka bukadde

Paka bukadde
Ng'amanyi gatuwedde
Nga wetuva era wetudda
Nze ndi kulukutta naawe
Paka bukadde

Era mu bukadde obwo
Nga tulemwa enyama
Nga amanyo gatuwedde mu kamwa
Nze ndi kulukutta naawe
Paka bukadde

Paka mu bukadde bwaffe
Nga werabidde n'erinya lyange
Ndisigala njagadde gwe
Paka bukadde

Ntaate