0:00
3:02
Now playing: Tulo Tulo

Tulo Tulo Lyrics by Philly Bongole Lutaaya


Tulo Tulo, Kwata omwana
Bw′otamukwate ng'olimulogo
Ssebo owulila
Tulo Tulo, Kwata omwana
Bw′otamukwate ng'olimusezi
Ssebo owulila
Njagala gendako kumazina nzine nkudongo
Nkwate kubulamu, obulamu bwakuleka
Njagala gendako bweru, nkankyakaleko
Luriba lumu ngalukubye, Walumbe mutemu tasaasira
Tulo Tulo, Kwata omwana
Bw'otamukwate ng′olimulogo
Ssebo owulila
Tulo Tulo, Kwata omwana
Bw′otamukwate ng'olimusezi
Ssebo owulila
Njagala gendako kumazina nzine nkudongo
Nkyuse kubulamu, obulamu bwakuleka
Njagala gendako bweru, nkankyakaleko
Luriba lumu ngalukubye, Walumbe mutemu tasaasira
Bwemagamagga abakulu abanzaala sibalabaako
Bwempiisa amaaso, banange bwetaasoma basasaana
Nafuuka ngomboze, nzuuno mpuuna amawaanga
Nkafube mpakase
Bwemba nfunye ekiseera, baana bange mudenke nkyakaleeko
Embeera z′ambantu zikyuuka ng'obuude,
Akwagaala olwaleero enkya akukyaawa,
Akusekeera olwaleero, enkya assiba sumbuusa,
Nakiraako eddubu
Tulo Tulo, Kwata omwana
Bw′otamukwate ng'olimulogo
Ssebo owulila
Tulo Tulo, Kwata omwana
Bw′otamukwate ng'olimusezi
Ssebo owulila
Njagala gendako kumazina nzine nkudongo
Nkyuse kubulamu, obulamu bwakuleka
Njagala gendako bweru, nkankyakaleko
Luriba lumu ngalukubye, Walumbe mutemu tasaasira