0:00
3:02
Now playing: Bintwala

Bintwala Lyrics by Pia Pounds

You're the reason of my happiness
The reason of my feelings, dear
Nothing is better than you
Okira ku balungi dear
Toba nga gwe God's last born
Osinga ne God's plan
Buli kyokola kiri ku halali
Ompisa mu first class
Cause I've never ever ever, never ever ever, felt this way
Bintwala, bi love byo bintwala
Njagala nkulabe taata (tomorrow, tomorrow)
Nze Bi love bintwala (tomorrow, tomorrow)
Njagala nkulabe taata (tomorrow, tomorrow)
Bi love bintwala, yeah eh eh (tomorrow)
Buli kasera mba nkulota ne bwebuba mutuntu
Oba, early morning
Ne bwekuba kuwandika sense, erinnya lyo ezungu lye nsosawo
Ku WhatsApp mba kafulugu
Kebera last seen yo
Bu status bwentekayo
Bwotabulabye mbunjayo
I'm sorry I've never ever ever, I've never ever ever, felt this way
Zintwala, zi emaama zintwala
Njagala nkulabe taata (tomorrow, tomorrow)
Nze Bi love bintwala (tomorrow, tomorrow)
Njagala nkulabe taata (tomorrow, tomorrow)
Bi love bintwala, yeah eh eh (tomorrow)
Oh-oh oh, kati nkubamu n'ekafananyi nga ngulabye
Eh-eh eh, nkubamu n'ekafananyi nga ondabye
Nga nkulabye, ng'ondabye, nga nkulabye
Nga nkulabye
Ng'ondabye
Njagala nkulabe taata
Nze Bi love bintwala
Njagala nkulabe taata (tomorrow, tomorrow)
Bi love bintwala, yeah eh eh (tomorrow, tomorrow)
Yeah eh eh
Yeah eh eh (tomorrow, tomorrow, tomorrow)
I love you love you love you baby
I love you love you love you baby (baby tomorrow)
Buli kasera mba nkulota ne bwebuba mutuntu