0:00
3:02
Now playing: Bitimba

Bitimba Lyrics by Pia Pounds


Labayo bye nkubulira mukwano gwange
Byona byona biva wansi mu mutima gwange
Bingi tebija na mu lurimi lwange
Gwe kirabe.
Sometimes mberayo mu mbeera zange
Nendowoza ebintu byokoze mbulamu bwange
Taata nenkuyimbira obuyimba bwange
Gwe bulabe.
Era kankuwe byona
Nkwagala nyo tongobya omukwano
Gwona gwakukumenya
Ye maama tonsekerera
Ngude mu Bitimba si love
Taata wange sasira.
Next week tugende ko mu bazadde bange
Bona bona besunze olaba olulenzi lwange
Tuyiteko ko ne wa Juma mukwano gwange
Akulabe
Bino bi care byo nsulira
Osasulwa mu cash oba zaabu ?
Ye maama tonsekerera ye yeah
You know I get you
Every morning
And everyday
In the morning
Everyday
Every morning
Saba nkuwe
Hhhm
Era kankuwe byona
Nkwagala nyo tongobya omukwano
Gwona gwa kukumenya
Ye maama tonsekerera
Ngude mu Bitimba si love
Taata wange sasira.
(Ani oyo aloora)
Tugende ko mba zadde bange
Besunze olaba olulenzi Lwange
Nkwagala nyo tongobya omukwano
Gwona gwa kukumenya
Ye maama tonsekerera
Ngude mu Bitimba si love
Taata wange sasira